TOP
  • Home
  • Charles sensuwa bwanika

Charles sensuwa bwanika

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA AFULUMYE NG’ALIMU EBIKULU...

Mulimu abayizi 5 abasinze mu buli ssomero mu disitulikiti ez’enjawulo. Tukugattiddeko n’ebifaananyi byabwe nga bajaganya.

BUKEDDE KU SSANDE YATUUSE DDA NG’ALIMU BINO...

Nnamwandu wa Sheikh Kirya bamukutte. ISO emugguddeko emisango ebiri.

Ebyayambye Abenakyo okussaawo likodi mu mpaka...

NNALULUNGI wa Uganda Quiin Abenakyo atikkiddwa engule ya Nnalulungi wa Ssemazinga wa Afrika mu mpaka za Nnalulungi w’ensi yonna (Miss World) mwe yakoledde...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA KU KATALE:...

Mulimu emiko egy’enjawulo ku Muhangi omuli n’abagagga ababiri; Drake Lubega ne Matovu Yanga bye boogedde.

Ddi landiroodi lw’alina okutunda ebintu by’omupangisa...

JUMA Ssemuddu ow’e Lweza yeevuma olunaku lwe yatunda ennyumba ye n’adda mu bupangisa. Agamba nti ne ssente ze yatunda mu nnyumba n’akolamu bizinensi zaamufaako...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Omuwala wa bbanka eyabuze bamuzudde ng’attiddwa n’omulambo ne bagusuulira abazadde. Mulimu ebikwata ku kutwala Gavumenti mu kkooti olw’okuttibwa kw’omutabbuliiki...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YATUUSE DDA MU KATALE...

Abattira ku pikipiki bazingizza ofiisa wa poliisi. Abatebuse n’asimattuka. Mulimu ensonga 10 ezigenda okumulungulwa mu musomo gwa Ssenga oguli ku Freedom...

Abasiraamu batadde akaka mu kusaala

ABASIRAAMU baatadde akaka mu kusabira eggwanga olunaku lw’eggulo. Okusaala kwabadde mu Mizikiti egy'enjawulo mu ggwanga. Kuno kwabaddeko Old Kampala, Nakasero,...

BUKEDDE W’OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Tukulaze engeri Bobi Wine ne minisita bwe beeyuzizza ku ttivvi mu Amerika. Mulimu bambega bye bongedde okuzuula ku basse Afande Kirumira n’engeri Abasiraamu...

Olususu olunyirira lundabisa nga bbebi

SLYVIA Namaganda 30, musawo ng’alina akalwaliro e Mukono mw’akola kw’agatta n’okuzannya firimu z’Ebinnayuganda. Mukyala akuze wabula emyaka gye oyinza...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM