TOP

Chibita

Aliko obulemu asuubizza okuwangulira Uganda...

MUNNAYUGANDA David Emong nga ye yekka eyakiikiridde Uganda mu mpaka z'ensi yonna ez'abantu abaliko obulemu ez'emisinde eza Paralympic Athletics Championships...

Mutabani w'omukozi wa Bukedde mmotoka emutomedde...

MUTABANI wa munnamawulire wa Bukedde afudde mu ntiisa bw’atomeddwa mmotoka n’emuttirawo ku ttaawo ly’e Kawaala ku luguudo lwa Northern By Pass okumpi n’enkulungo...

Omuwala eyabadde ne Massa ayogedde

OMUWALA eyakubiddwa essasi ng’ali ne Massa mu mmotoka attottodde ebyabaddewo wabula by’ayogedde ne byawukana n’ebiri mu siteetimenti Massa gy’akoze ku...

Nannyondo yeesozze empaka z'e London

OLUVANNYUMA lw'okumala akabanga ng'asitaana okutuusa obudde obwetaagisa mu mpaka z'ensi eza IAAF World Championships, omuddusi Winnie Nannyondo yeesozze...

Poliisi ekutte abbira mu byambalo by’amagye...

POLIISI ekutte omusajja ali mu kibinja ky’ababbi abasuula emisanvu mu nguudo ne banyaga abantu ku muddumu gw’emmundu .

Bannaddiini bawakanyizza ekya Gavt. okutwala...

BANNADDIINI bawakanyizza ennongoosereza eyayanjuddwa Gavumenti mu Palamenti, mw’eyagalira okutwalira ettaka ly’omuntu ne bw’aba agaanyi okukwata ssente...

Mulindwa Muwonge mulwadde muyi

MULINDWA Muwonge bamutadde ku byuma bimuyambeko mu kussa oluvannyuma lw'okukubwa Puleesa.

Bbanka Enkulu eyongedde obujulizi ku Sudhir...

BBANKA Enkulu eyongedde obujulizi ku Sudhir, bweleese ebiwandiiko ebiraga engeri gye yakukusaamu ssente okuziggya mu Crane Bank okuzitwala mu mawanga amalala....

Naganza omusezi nga simanyi

Nze Geoffrey Ssemaganda 25, mbeera Mukono. Bwe najja e Mukono okukola omulimu gw’okutema ennyama gye nasisinkanira omuwala ono eyali omulungi okuzaama....

Bannange nsobeddwa ekyokukola

NDI mukyala mulungi ddala naye ndi nnamba bbiri era kinnuma. Omwami wange si Musiraamu. Bwe nali mmufuna saamanya nti mufumbo nakitegeera mmaze okuzaala...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM