SSENTEBE w'akakiiko ka NCS, akatwala emizannyo mu ggwanga, Dr. Donald Rukare, akuutidde bannabyamizannyo okulemera ku mulamwa, basobole okutuukiriza ebirooto...
ABAKAKIIKO akategeka empaka z'Amasaza balabudde okugoba abazannyi n'abakungu ba ttiimu abanaatoloka mu nkambi awagenda okubeera emipiira gino. Empaka zino...
OMUDUUMIZI wa poliisi mu ggwanga Martin Okoth Ochola afulumizza ekiwandiiko mw'akangulidde ku ddoboozi ku nkwasisa y'amateeka mu kkampeyini ez'alalulu...
PULEZIDENTI Museveni agambye nti agenda kuwangula akalulu ka 2021 wadde nga takuba nkuηηaana za bantu bangi okufaananako nga munnakibiina ky'aba Democrats...
OMUYIMBI Kapa Cat akooye omuggalo. Ayise abawagizi be okubadde n’eyaliko omumyuka wa pulezidenti, Polof. Gilbert Bukenya n’abakuba omuziki ogubacamudde...
OKUTYA Corona bwe kugenze kukendeera mu bantu, abazadde nabo ne beesanga nga bayita mu kusoomoozebwa okukuumira abaana awaka ne batatayaaya.
MINISITULE y’ebyenjigiriza ekoze enkyukakyuka mu birina okusomesebwa abayizi ba P7 abazzeeyo ku masomero n’ab’ebibiina ebirala ebiri mu kwetegekera okukola...
AWAALI essomero e Kabowa, bw'oyitawo kati ekiro owulira bafuluuta! Oyinza okusooka okulowooza nti osanga bayizi ba P7 abaakaddayo ku ssomero nga be bali...
PULEZIDENTI Museveni ataddewo layini y’essimu ey’obwereere egenda kumuyamba okwogeraganya obutereevu ne Bannayuganda. Mu bubaka Museveni bwe yatadde ku...
Basalirwa yagambye nti eky’okubeera emabega wa Kyagulalanyi tekitegeeza nti abalina bendera y'ekibiina kyabwe tebajja kuvuganya mu bifo okuli aba NUP wabula...