EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera kubisimbira kkuuli.
ABAKULEMBEZE ba LC mu Kawempe balaze obwennyamivu eri balandiroodi abasusse okugobaganya abapangisa nga babanja ssente z’obupangisa.
ABASUUBUZI abakolera mu katale ka St.Balikudembe balaze obutali bumativu olw'abeebyokwerinda okubagaana okutaasa emmali yaabwe omuli engoye ezayonooneddwa...
ABALIMI b'enyaanya, Green paper, emboga n'enva endiirwa abeegatira mu kibiina kyabwe ekya Namutya Small Scale Scheme mu ggombolola y'e Busaana mu disitulikiti...