TOP

Da nu eagles

Abasibe b'e Luzira bonna bayise ebya S.4...

Mu kkomera e Luzira, abasibe 47 be baatuula ebya S.4 nga beeyongeddeko obungi bw'ogerageranya ku basibe 38 abatuula ebya S.4 mu 2015.

Omuyimbi Cindy azinye ayawuza n'amiza abasajja...

OMUYIMBI Cindy Sanyu eyabadde yeesaze akagoye akamutippye obwedda azina ayawula ekyacamudde ne basembera okwerabirako.

Amasomero 176 gaggaddwa e Mukono

Amasomero 176 okuva mu magombolola okuli Nama, Koome, Kyampisi, Mpatta, Mpunge, Nakisunga ne Ntenjeru mu disitulikiti y’e Mukono gaggaddwaawo olw’obutaba...

Omuyimbi 2 Face Idibia tatuuse okukwata Eddy...

OMUYIMBI 2 Face Idibia ow’e Nigeria ayise Rema Namakula agende amukyalireko bakoleyo n’oluyimba (kolabo), okukola vidiyo z’ennyimba ze bakoze n’okusisinkana...

Kitunzi amatidde bassita 3 mu Cranes

KITUNZI w’omuwuwuttanyi Alex Song, Bernard Collingnon agambye nti yamatidde omutindo abazannyi ba Cranes basatu gwe baayolesezza mu mpaka z’Afrika e Gabon...

Akutte mukazi we n'omusiguze nga basinda...

SSEMAKA Jamadah Sennyonga yalondodde mukazi we amukwatire mu bwenzi.

Aba URA bakubaganye empawa ku bya ssente...

ABEEKITONGOLE ky’omusolo, URA bakubaganidde empawa mu kakiiko ka Palamenti akabuuliriza ku nsimbi obuwumbi omukaaga abakungu ba gavumenti 42 ze beegabanya....

MC Kats eby’omukazi okumuwuttula tebimutiisa...

MC Kats (Edward Katumba) yafuna obutakkaanya ne mukyala we era omuyimbi Fille.

UCE: Abalenzi baleebezza abawala

MINISITA w'Ebyenjigiriza n'Ebyemizannyo, Janet Museveni afulumizza ebyava mu bigezo bya S.4 eby'omwaka 2016.

Ogwa Kanyamunyu gusindikiddwa mu Kkooti Enkulu...

Ba Kanyamunyu bongezeddwayo mu kkoooti enkulu mu gw'okutta Akena

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM