TOP

Ddereeva

Lwaki mukazi wange ayagala twegatte ate ng’ali...

Mwana wange okubeera olubuto tekitegeeza buteegatta. Omukyala w’olubuto asobola okwegatta ate abakyala abamu baagala nnyo okwegatta nga bali lubuto kuba...

Minisita Nantaba azzeemu okulwanirira abeebibanja...

Minisita w’ebyassaayansi ne tekinologiya, Aidah Nantaba agambye nti newankubadde yava mu minisitule y’ebyettaka, tekigenda kumulobera kulwanirira bantu...

Abazannyi 128 baakusindana mu mpaka Pool...

ABAZANNYI 128 be bagenda okusindana ku fayinolo y’empaka za Pool eza ‘Nile Special National Open ezinaayindira e Lugogo ku Lwomukaaga nga October.

Kamoga bamulumirizza okutta Shiehk Kirya...

OMUJULIZI mu musango gw'okutta Abasiramu ategeezezza kkooti nti omugenzi Sheikh Hassan Kirya yafa akukkulumira Kamoga.

Afumise mukozi munne ekiso n'amutta

Ekikangabwa kigudde ku kyalo Lugonjo mu ggombolola B e Ntebe omuwala atannategeerekeka mannya bw’afumisse mukozi munne ekiso emirundi egy’omudiring’anwa...

Abavubuka ba Buganda bawadde Ssabanyala Kimeze...

ABAVUBUKA ba Buganda bavudde mu mbeera ne bawa Ssabanyala Maj. (Rtd) Baker Kimeze ennaku 14 okwamukka embuga y'eggombolola Ssabaddu e Bbale mu ssaza ly'e...

Kabaka aweze okusonda Ettoffaali

YABADDE ebulayo ennaku ssatu zokka Katikkiro ne ttiimu esolooza Ettoffaali okugenda e Kyaggwe nga September 26, ekirango ne kiyita nti Katikkiro takyagenze....

Omupakisi akubye Minisita mu mbuga z'amateeka...

Minisita avunaanyizibwa ku by’obulunzi mu ggwanga, Joy Kabatsi bamukubye mu mbuga z’amateeka ku bigambibwa nti yalyazamaanya ssente 3,000,000/-.

Poliisi ekoze effujjo mu maka ga Nnamukadde...

Amasasi ganyoose abatuuze ne basattira, poliisi bw’enonye Damiano Ssemyalo 81 agende ku poliisi olw’enkaayana z’ettaka, abantu ne bakola effujjo ku kyalo....

‘Maama atulagira okufumba emmere n’agitulyako’...

ABAANA baloopye maama waabwe, Rashidah Namuddu ku poliisi nga bamulumiriza okubalyangako emmere ate nga be bagifumba kw’assa okubasibiranga mu nnyumba...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1