Ab'e Kayunga bagenda kuzimbirwa essomero lya siniya lya bbiriyooni bbiri nga n'evvuunike lyaggwa okutemebwa
Abakulembeze e Mukono bavuddeyo ku byobugagga bya disitulikiti y'e Mukono ebigambibwa okutundibwa
Abatuuze b'e Bugiri bavudde mu mbeera ne bateeka emisanvu mu luguudo lwe bagamba nti lujjudde ebinnya nga n'abalimi lubafiiriza olwa mmooka ezinona ebirime...
Minisita Muyingo akubirizza ab'e Kikyusa mu Luweero okukozesa obumu beegobeko obwavu mu maka
Abakungu ba disitulikiti y'e Masaka bali mukattu olw'abaliko obulemu okubagaana okusengukira mu ssomero lyabwe oluvannyuma lw'okugobwa mu bizimbe by'Essaza...
Ab'e Buikwe bakubidde Gavumenti omulanga ebayambe okusasula amazzi ge bagula ku 100/- buli kidomola olw'obwavu obubali obubi.
Abazigu basse omuntu omulambo gwe ne bagusuula mu luggya lwe e Nansana