TOP
  • Home
  • Dr. canaan kateregga

Dr. canaan kateregga

Gavt. ekkirizza ensobi ezaakolebwa mu kukyusa...

SSAABAWOLEREZA wa Gavumenti, William Byaruhanga akkirizza nti, okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti kyakolebwa mu bukyamu wabula n’asaba bisigale nga...

Ababaka 200 basattira lwa nsala ya kkooti...

ABABAKA ba Palamenti abaawagira okukyusa Konsitityusoni n’okweyongeza emyaka gy’ekisanja okuva ku etaano okutuuka ku musanvu bali mu kusattira.

Engeri Kakuru gy’azze ng’atagaza Gavt.

OMULAMUZI Kenneth Kakuru, 60 aludde ng’atagaza gavumenti mu misango egy’enjawulo naddala egyekuusa ku butonde bw’ensi.

Kkooti eraze lw’esalawo ku musango gwa 'Togikwatako'...

Kyadaaki kkooti erangiridde olunaku kw’egenda okuwa ensala yaayo mu musango gw’ekkomo ku myaka.

Basonze ku bintu 4 ku basse Abiriga

Abatemu balabika baludde nga baliimisa Abiriga. Baabadde bamanyi essaawa z’atuukirako awaka(mu kisiibo) abadde atuuka ku ssaawa nga 1:00 akawungeezi asiibulukuke...

Nambooze ali mu kkooti leero e Mbale ku bya...

KKOOTI etaputa Ssemateeka ezzeemu okutuula e Mbale olwaleero okuwulira omusango gw’okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti n’okwongezaayo ekisanja ky’ababaka...

Ababaka abakkirizza obukadde 29 babasseeko...

BALOOYA abawoza omusango gw’okuggya ekkomo ku myaka gya Pulezidenti basabye kkooti erangirire nti ababaka bonna abakkiriza obukadde 29 ezaabaweebwa okwebuuza...

Kkooti eyise omuduumizi wa UPDF yeeyanjule...

Kkooti etaputa Ssemateeka eri mu kuwulira omusango gwa 'Togikwatako' eyise omuduumizi w’amagye, Gen. David Muhoozi n’omuwandiisi w’eggwanika lya gavumenti,...

Okuwulira emisango gya 'Togikwato' e Mbale...

OKUWULIRA emisango gya 'Togikwatako' e Mbale kutandiise na bbugumu balooya bwe basabye kkooti eyite Sipiika Rebecca Kadaga yeeyanjule mu kkooti babeeko...

DP ezudde ebituli mu mitendera egyayitiddwamu...

DP etegeezezza nti ezudde ‘’ebituli’’ mu mitendera ababaka gye baagobereranga okukyusa Konsityusoni okuggyamu akawaayiro ku myaka gya Pulezidenti n’okweyongezaayo...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM