TOP
  • Home
  • Dr. henry ddungu

Dr. henry ddungu

Mukuume obuyonjo okuziyiza alusa mu baana...

Abaana ennaku zino batawaanyizibwa alusa nga kiva ku bujama

Abatuuze b’e Katuuso basaba buyambi ku kasasiro...

Abatuuze b'omu Zooni ya Katuuso mu Makindye bakaaba lwa kasasiro agenda okuvaako okubalukawo kw'endwadde enkambwe

Ab'e Kabowa batudde ku bbomu lwa kaabuyonjo...

Kaabuyonjo ezijjude nga zikulukutira mu mayumba g'abatuuze, n'okukwata mu mbinabina zisuza abatuuze b'e Kabowa bakukunadde olw'okutya okulumbibwa endwadde...

Abayizi n’abasomesa okwekuniza kubeeraliikiriza...

Abayizi n’abasomesa ku ssomero lya Ggingo Primary School erisangibwa ku kyalo mijuna mu ggombolola y’e Bigasa mu disitulikiti y’e Bukomansimbi bali mu...

Ab’ebyobulamu bafuuzizza abatalina kaabuyonjo...

Abatuuze amaaso gabamyuse nga poliisi ebatwala okubaggalira oluvannyuma lw'okusangibwa nga tebalina kaabuyonjo ne beewozaako nti baazimba ku lwazi

Temusimbira nkulaakulana kkuuli

Abagirimaani bazimbidde essomero ly'e Ntenjeru kaabuyonjo ey'omulembe

Meeya wa Mukono asabye abavuganya okuwagira...

Bannamukono balabuddwa ku kukuuma obuyonjo okwegobako endwadde era abanaasangibwa nga tebatuukana na mutindo gwa buyonjo mu kibuga baakukangavvulwa.

Bazimbye kaabuyonjo mu bucupa bwa pulasitiika...

Eky’enjawulo ku kaabuyonjo eno ezimbiddwa nga tebakozesa matofaali wabula obucupa nga bupakiddwaamu obuveera nga bwe bwakoze nga bbulooka. Obucupa buno...

Abavubuka b'omu ghetto y'e Kamwokya baleese...

Abavubuka b'omu ghetto y'e Kamwokya bakoze kaabuyonjo eneegoba endwadde eziva ku kumansa kazambi mu kitundu kyabwe

Ab'e Masaka basula ku bwerinde lwa batuuze...

Endwadde eziva ku bujama zoolekedde okuliisa ab'e Kimaanya - Kyabakuza mu Masaka akagiri olw'abatuuze abagaanye okusima kaabuyonjo ng'ekuba olutonnya kazambi...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1