Eyali pulezidenti wa FDC, Dr. Kiiza Besigye akyalidde omubaka wa Mityana munisipaali, Francis Zaake n'amukulisaayo e Buyindi gy'abadde mu kujjanjabwa....
COL. Kiiza Besigye agambye nti tewali buzibu bwonna wakati we n’omubaka Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine n’agamba nti boogerezeganya wadde tebalina...
Kiiza omubaka omukazi owa Kasese mu Palamenti yeegasse ku babaka abalala abavuddeyo ne bategeeza nti obulamu bwabwe buli mu katyabaga olw’abantu ababalondoola...
BOBI WINE bwe yeeyongedde ettutumu bannabyabufuzi batandise okumwekwata bakole bonna kubanga asuubirwa nti omuyaga gwatandise gujja kweyongera okutuusa...
OBUWANGUZI bwa Ezati Kassiano Wadri bwongedde okulaga nti kati Bobi Wine atandise okuseeseetula Dr. Kiiza Besigye okuva mu kifo ky’aluddemu ekyokubeera...
ABA NRM beewanye nti bawangudde Col. Kiiza Besigye gye bamuzaala e Rukungiri mu kulonda kwa bassentebe ba LC1 okuwedde.
Dr. Col. Kizza Besigye akoledde abayizi abaatuula ebibuuzo bya PLE omwaka oguwedde ne babiyita bulungi akabaga akaabadde mu makaage e Kasangati mu Wakiso....
AVUNAANYIZIBWA ku by’amawulire ku kitebe kya NRM, Rogers Mulindwa avuluze ab’oludda oluvuganya Gavumenti nti “bakazannyirizi’’ abatawa kibiina kino kuvuganya...
ABAWAKANYA okuggyawo ekkomo ku myaka gya Pulezidenti beenyodde ne poliisi e Jinja nga Dr. Kizza Besigye agenzeeyo okwetaba mu lukung'aana olwabadde lutegekeddwa...
ABA FDC bayise olusirika okuzuula ensobi ezaabalemesa okuwangula akalulu ka 2016 n’okulaba nga tebaziddamu mu 2021 basobole okuwangula okulonda okuddako....