EKISINDE kya People Power ekikulemberwa omubaka Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) kyongedde okukuba FDC awaluma bwe kibakukunuddemu omuntu omulala...
KKOOTI Enkulu egobye okusaba kwa Dr. Stella Nyanzi mw'abadde asabira eyimirize okusala omusango gwe ogw’okuvvola Pulezidenti Museveni oguli mu kkooti ya...
NGA wabula ennaku ssatu zokka kkooti ya Buganda Road esale omusango gwa Dr. Stella Nyanzi, ateze gavumenti akalippo okugiremesa okugusala bw'asabye kkooti...
DR. STELLAH Nyanzi awaddeyo Pulezidenti Museveni ng’omujulizi we asooka, n’agattako bapolofeesa b’e Makerere ne bannaddiini ku misango gy’okuvuma Museveni...
KKOOTI ya Buganda Road eragidde Dr.Stella Nyanzi okwewozaako ku misango gyokukozesa obubi Facebook nawemula pulezidenti Museveni.
OLUDDA oluwaabi mu musango gw’okwogera ebigambo ebinyiiza Pulezidenti Museveni n’okumuwemula oguvunaanibwa Dr. Stella Nyanzi lufundikidde okumuwaako obujulizi...
Stella Nyanzi agaanyi okuddamu okweyimirirwa
Dr. Stella Nyanzi apondoose n’akomawo mu kkooti wadde nga yali agaanye ng’agamba nti, omusawo we yamulagidde obutaddayo mu musango gw’okulengezza Museveni...
Stella Nnyanzi azzeeyo Luzira
Emisango egimuvunaanibwa mulimu okukozesa obubi kompyuta bwe yeeyambisa omukutu gwa ‘Facebook’ n’aweereza Pulezidenti Museveni obubaka obumuyozaayoza okutuuka...