TOP
  • Home
  • Ebika bya buganda

Ebika bya buganda

 Ekika ky'ensenene.

Kabaka Anjagala; Oluguudo o...

Kabaka Anjagala; Oluguudo oluyunga Abaganda ku Kabaka waabwe.

Enkima ekubye Empindi 1-0 n...

Enkima ekubye Empindi 1-0 n'esitukira mu kikopo ky'ebika bya Buganda

 Kabaka ng’awuubira ku bantu be bwe yali e Bukalasa mu Bulemeezi omwaka oguwedde ku fayinolo y’emipiira gy’Ebika.

Empindi n'Enkima balwanira ...

BAZZUKULU ba Mazige (Abempindi) n’aba Mugema (Abenkima) buli omu ayogeza maanyi ng’agamba nti Engabo y’omwaka guno yiye.

 Brian Majwega omu ku bakulembeddemu ttiimu y'eEmpindi mu mpaka z'ebika olwaleero ku semi fayinolo. Wano yabadde ku kisaawe e Wankulukuku ng'akulembeddemu ttiimu ye gye yateebede ggoolo eyookubiri eyagiyisizzaawo nga  bawandula Engo mu mpaka z'omulundi guno.

Emmamba Kakoboza ewera kuly...

Leero zinadda okunywa mu mpaka z’ebika bya Buganda mu kisaawe e Wankulukuku nga bazzukulu ba Nankere Abemmamba Kakoboza battunka n'Abempindi ku luzannya...

 Kapiteeni wa Mmamba Kakoboza, Duncan Ssenninde (ku ddyo) ava mu CECAFA.

Owa Vipers atuukidde mu kut...

SSITA wa Vipers SC, Duncan Ssenninde, abeekika kye ekya Mmamba Kakoboza bagambye nti wadde anaaba mukoowu olw’olugendo lw’e Tanzania gy’abadde mu CECAFA,...

 Abazannyi b’Emmamba Gabunga mu ssanyu, oluvannyuma lw’okuwandulamu Engabi Ensamba wiiki ewedde.

Effumbe lizze liwaga

NGA baakamala okuwuttula Enjovu 6-1 mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda, bazzukulu ba Walusimbi, Abeffumbe, bakomyewo mu nsiike leero nga bawera okukola ekintu...

 Abakungu b'olukiiko oluddukanya ttiimu ye Mmamba Kakoboza abakulembeddwa Davies Katabira ( asembye ku ddyo) nga balaga emijoozi egyabaweeredwa nnannyniyi "Hardware" ya Kijjambu and sons ku Lwomukaga akawungeezi.

Ab'Emmamba Kakoboza bawera ...

BAZZUKULU ba Nankere aba Mmamba Kakoboza katono baffe essanyu oluvannyuma lwokufuna omujoozi omupya nga baakamala okutongoza olukiiko lwa ttiimu yaabwe...

 Abeddira Ente nga bajaganya olw'okuwangula engabo y'ebika bya Buganda. Baakubye Effumbe ggoolo 1-0. EBIFAANANYI BYA SILVANO KIBUUKA

Ente yeddizza engabo y'ebik...

Ente yeddizza engabo mu mupiira gw’Ebika mu fayinolo ekomekkerezeddwa ku kisaawe kya Bukalasa Agricultural College nga Kabaka wa Buganda omupiira guno...

 Ssaabasajja Kabaka ng’abuuza abazannyi b’ekika ky’Ente ku fayinolo y’omwaka oguwedde. Asembye ku ddyo ye Katikkiro Peter Mayiga ate amuddiridde ye minisita w’abavubuka n’emizannyo, Henry Sekabembe.

Ente n'Effumbe balwanira fa...

LEERO, Obuganda bwakweyiwa mu kisaawe e Bukalasa mu ssaza ly’e Bulemeezi okubugiriza Ssaabasajja Kabaka Mutebi bw’anaaba aggalawo emipiira gy’Ebika.

 Ttiimu y'Emmamba Gabunga

Emmamba Gabunga esisinkanye...

OLUNAKU lw’enkya ku Lwokukibi ekibanyi kyakugwa n’amennvu nga abeddira Emmamba Gabunga, etendekebwa Cyrus Nsubuga bubeefuka bannaabwe abaddira Emmamba...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)