TOP

Ebikonde

Bayungudde abagenda okukwatira Uganda bendera...

KIRAABU ya COBAP ey’ebikonde eyungedde ttiimu kabiriiti omuli abazannyi abagenda okukiikirira Uganda mu mizannyo gya ‘East African Games’ egigenda okuyindira...

Lubega 'Vegas' akomyewo awera

Omuggunzi w’ehhuumi, Joey 'Vegas' Lubega, asuubizza okumalira ku Karama Nyilawila (Tanzania), ekiruyi ky’okukoma ku munaabo, bwe yasubwa omukisa gw’okweddiza...

Oweebikonde eyafiiridde mu miguwa aziikiddwa...

ABAZANNYI n'abawagizi b’ebikonde mu ggwanga bakyali mu kiyongobero olw'omutendesi, Mustafa Katende eyafiiridde mu miguwa ku Mmande, bwe yakubye omutwe...

Enguumi kata emuwogole oluba

Enguumi kata emuwogole oluba

Abeebikonde bafulumizza kalenda y'omwaka...

Oluvannyuma lw’okuyingira ofiisi n’okutandika emirimu, ekibiina kya Uganda Boxing Federation (UBF) kifulumizza kkalenda etandikirwako mu kuddukanya omuzannyo...

Vegas Lubega aweze okuggunda Omuzungu amuddugaze...

Vegas Lubega aweze okuggundu Omuzungu amuddugaze

Ennaku enyooka mu bikonde;Abazannyi basiibirira...

Mu kutendekebwa, abakubi 3 baakozesanga omugogo gwa giraavu gumu mu mpalo.

Mayweather aggunze McGregor tonziriranga...

Omukubi w’enguumi Flyod Mayweather Junior enkya ya leero mu Amerika alaze nga bw’akyali nnantameggwa waazo mu nsi yonna bw’awangudde oluzannya lwe olwa...

Aba Bombers bayisizzaamu 3 okwetaba mu z'ensi...

OMUGGUNZI w’ehhuumi Geofrey Kakeeto (bantam) waakuva mu mpaka z’Afrika n’ebinuubule bwe yakubye munnansi wa Benin ebikonde ne bimusukkako kwe kusalawo...

Abaakiikiridde Uganda mu z'ebikonde eza Afrika...

Ttiimu y’eggwanga ey’ebikonde ‘The Bombers’ esigaza lunaku lwa nkya lwokka okugobwa mu wooteri mw'esuzibwa lwa bbanja lya bukadde 9,720,000 .

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM