TOP
  • Home
  • Ebituuse mu bantu mu mukwano

Ebituuse mu bantu mu mukwano

Obwesige bwa ‘ddaali’ bumpa amaanyi

LIBEERA ssanyu jjereere ng’omuntu alabye ku mwagalwa we naddala ng’abadde amaze ebbanga nga tamulaba.

Eyansomesa eby’omukwano andabizza ennaku...

OMUSAJJA eyasooka okunzibula amaaso mu by’omukwano, yandabya ennaku. Nze Blessing Nayiti 25, mbeera Kawempe. Nafumbirwa nkyali muwala muto nga ndi wa myaka...

Emiggo n’omwenge mbikooye

NZE Scovia Irachan 24 ,ndi mutuuze w’e Kazo - Lugoba mu Munisipaali y’e Kawempe. Twalabagana ne baze emyaka ena n’ekitundu egiyise ku Arua Park gye nali...

Okubulwa ezzadde kunemesezza eddya

EYAYIMBA nti obufumbo ye mwana yali mutuufu era kino nkirabye nkuze nti obufumbo okubaamu essanyu mulina okubaamu ku mwana. Nze Angella Mbambu, 25, ndi...

Bboosi wa mukazi wange yankwata mu liiso...

Nejjusa olunaku lwe nnakkiriza mukyala wange okukola, ssinga kati tuli bulungi mu mukwano gwaffe ogweyagaza.

Eyanzigya e Rwanda n’anzaalamu anneefuulidde...

OMUSAJJA eyanzigya e Rwanda n’anzaalamu abaana mukaaga atusudde mu kazigo tetulina kyetulya. Nze Faswezih Wembabazi, 32, mbeera Ssembabule.

Gwe naleeta okummalako ekiwuubaalo annumye...

NZE Ruth Tukamushabe 32. Mbeera Busega. Nafumbirwako ne nzaala abaana babiri wabula ne nnemwa okukwatagana n’omusajja ne mmuviira nga nkooye enneeyisa...

Baze teyaηηamba ku mukazi gw’alina

NDI mukyala mulungi ddala naye ndi nnamba bbiri naye kinnuma. Ssenga omwami wange si Musiraamu.

Omusajja eyandesa omulimu ansuddewo

Nze Rosemary Mwagale nga mbeera Katabi e Ntebe, nali mu mukwano ogw’amaanyi ne munnange eyansanga nga nkola mu kawooteeri akamu mu kibuga nga neefunira...

Omukazi ansuulidde omwana ow’omwezi

Nagezaako okumubuulirira ng’omusajja ayagala mukyala we ne yeerema ne musindikako ewaabwe bamutuuze ne bigaana nnalabirawo ng’agenze ne nsigaza omukyala...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1