TOP

Ebyemizannyo

Mbarara City etuuyanyizza Vipers e Kitende...

SIZONI ewedde, Vipers yagitandika na maanyi. Yawangula emipiira ena egyasooka, n’etiisa bwe baali bavuganya nti yandiwangula ekikopo.

KCCA FC ekansizza Omunigeria

OMUTINDO ogw’ekibogwe KCCA gwe yayolesa nga bawangula African Stars, gwakanga abakungu baayo ne basalawo okwongera okugula abazannyi abalina obumanyirivu....

Kiberenge ne Kawanda bagudde mu kawunyemu...

AB’OMUZANNYO gwa Ludo e Kawempe batunudde ebikalu ssentebe waabwe bw’akoze ekikwekweto ky’okufuuza abazannya zzaala n’akwata kiraabu bbiri era nezigobwa...

KCCA FC lubabu!

OLWESOZZE semi z'empaka za CECAFA, omutendesi wa KCCA, Mike Mutebi, n'agumya abawagizi ng'ekikopo bwe kibali mu ttaano.

Aba ManU bampisaamu amaaso - Sir Alex Ferguson...

EYALI omutendesi wa ManU, Sir Alex Ferguson ayogedde ku mbeera eyali ttiimu ye gy'erimu n'agamba nti ekwasa ennaku.

Engeri Valencia gye yakomezza ejjoogo lya...

EJJOOGO Barcelona ly'ebadde eyolesa mu mpaka za Copa del Rey, Valencia yalimazeewo bwe yagikubye ggoolo 2-1 ku fayinolo eyazannyiddwa ku Lwomukaaga.

CAF esiimye FUFA ya Magogo

Aba CAF nga ky’ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa basiimye entegeka za FUFA ekulemberwa Ying. Moses Magogo naddala mu kujjumbira okusasaanya enjuri...

Aba Express ne Bright Stars bagwang'anye...

EBIKONDE katono binyooke mu mupiira wakati wa Bright Stars FC ne Express FC abazannyi bwe bagwananye mu malaka nga oluvanyuma lwa Andrew Kaggwa okuzannyisa...

JKL Lady Dolphins etandikidde we yakoma mu...

Bakyampiyoni ba liigi ya Basketball abakyala omwaka oguwedde JKL Lady Dolphins batandikidde we baakoma sizoni ewedde okufutiza bannaabwe ne sizoni eno...

Ogwa Seeta High Green ne Seroma guggweredde...

Ogwa Seeta High Green ne Seroma guggweredde mu ssaala-Baguyombeddemu n’okwesongamu ennwe

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM