TOP

Ebyemizannyo

Kategula FC bagitimpudde ggoolo abazannyi...

Abazannyi ba Kategula Fc baasiiwuuse empisa ne balwanira mu kisaawe nga ddiifiri awa omu bannaabwe kkaadi emmyufu gye baagambye yabadde tesaana.

Ttiimu y'ebikonde esiibuddwa okwetaba mu...

Ttiimu y’eggwanga ey’ebikonde ‘The Bombers’ esiibuddwa okugenda okwetaba mu mpaka za Africa Boxing Championship eziggulibwawo mu butongole ku Lwomukaaga...

KCCA ewangudde Uganda Cup

KCCA FC eridde obwassaalongo! Ekubye eya Paidha ggoolo 2-0 n'esitukira mu kikopo kya Uganda Cup oluvannyuma lw'okuwangula ekya liigi ya babinywera eya...

Ajok yeesunga misinde gy'e London

OKUTENDEKEBWA okwa kaasameeme omuddusi wa mmita 800 Dorcus Ajok kwabaddeko bukya sizoni etandika mu April kuvuddemu ebibala bwe yawangudde emisinde gya...

Aba Paidha beeswanta kumegga KCCA mu Uganda...

MU 1976, Gangama United yakola ekyafaayo bwe yawangula Uganda Cup ng’eri mu kibinja kya wansi nga kati gy'emyaka 41.

Mujib Kasule awera kuggya Magogo mu ntebe...

AKALULU k’okulonda kwa pulezindenti wa FUFA keeyongeddemu ebbugumu, nnannyini Proline, Mujib Kasule bw’aggyeeyo empapula okusiguukulula Moses Magogo mu...

KCCA FC yeeswanta bwassaalongo

KCCA FC esitudde olwa leero akawungeezi okwolekera Arua gy’egenda okuttunkira ne Paidha Black Angels ku fayinolo ya Uganda Cup ku Lwokuna.

Mawejje ffoomu ya Cranes aginoonyeza mu gya...

TONY Mawejje olwasuuliddwa ku ttiimu y’eggwanga olw’obutaba na ttiimu mw’azannyira, yaddukidde mu ttiimu y’ekyalo eya Evening Times, afune ffoomu omutendesi...

Basajjamivule agenze Russia kulwanira ngule...

Omuggunzi w’ebikonde eby’ensimbi David Basajjamivule atuuse mu ggwanga lya Russia okuzannya ebikonde by’ayagala okuwanguliramu emisipi ebiri egiri ku ddaala...

Vipers eneetera okusonjola omuzibizi Yayo...

Vipers olufunye Tadeo Lwanga, n’eta Siraje Sentamu.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM