TOP

Ebyemizannyo

Aba Lweza FC bakoze bulungibwansi

KIRAABU ya Lweza FC eyonjezza akabuga k’e Kajjansi ne Lweza mwe bava n'ekigendererwa okutumbula obuyonjo mu kitundu kyabwe.

Ab'Ekkobe bannyonnyodde ekyabalemesezza okwetaba...

ABAKUNGU ba ttiimu y'e Kkobe bakubaganye empawa ku nsonga entuufu eyaviiriddeko ttiimu y'Ekika kino okulemererwa okwetaba mu mpaka z'omwaka guno.

Ochaya ey’e South Afrika eyagala kumuggya...

SSINGA omuzibizi wa KCCA FC, Joseph Ochaya azannya bulungi nga bwe gubadde mu ttiimu ye ne mu Cranes, ayolekedde okugulwa ttiimu ya Bidvest Wits ezannyira...

Emmamba ‘emize’ Omutima Omusagi

Omutima Omuyanja gwalidde bwa ku mukeeka oluvannyuma lw’Ekinyomo obutalabikako.

Lweza yeesozze "quarter' fayinolo ya Uganda...

OMUTENDESI wa Lweza FC Hamza Kalanzi oluyisizamu ttiimu ye okwesogga oluzannya lwa ‘quarter’ fayinolo y’empaka za Uganda Cup, nakangaza nti kati w'atuuse...

Golola azzeemu okujooga Tugume: Akumubye...

Bwe badding’anye ekiro ekikeesezza olwaleero mu Lugogo Indoor MTN Arena, Golola awangulidde ku bubonero nga bamazeeyo enkontana zonna omusanvu ze bazannye...

DR Congo yeetisse empaka za CHAN 2016 omulundi...

DR Congo ewangudde ekikopo kya CHAN omulundi ogw’okubiri oluvannyuma lw'okufuntula Mali 3-0 ku fayinolo z’empaka ezaakomekerezeddwa akawungeezi k’eggulo...

Villa yeesozze enkambi okwetegekera eza CAF...

Akawungezi ka leero (Mmande February 8, 2016) n’enkya, abazannyi ba SC Villa baatandise okutendekebwa mu kisaawe ky’ekiwempe e Njeru ku kitebe kya FUFA...

Vipers nneetegefu okuwangula Champions League...

Abadde abangula abasambi e Kitende n’abategeeza nti bateekeddwa okwenyumiririzaamu okusobola okulaga Bannayuganda essanyu ku Lwokutaano bwe banaakyaza...

UCU tematidde She Corporates mu liigi y'abakazi...

OKUMEGEBWA She Corporates nga balowooza bagisinze ensumika kirumye aba UCU Lady Cardinals ne bawera nti kabalinde mu gw’okuddingana nga babakyazizza zidde...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM