TOP

Ebyemizannyo

 Francis Jurua Bentina owa UCU ku ddyo ng'attunka ne Lawrence Vvule owa MUBS (2)

MUBS ne KU zaakweriga masajja

EMPOLOGOMA ebbiri eza Pepsi University League MUBS ne KU zisisinkanye omuddo guboneebo ku lwokusatu luno ku kisaawe e Nakawa okwawula ani musajja ku munne....

 Okuva ku kkono;Ernest Zziwa,Maximo Vanpie,Darbellah Apolot ne Carol Mwangala mu kwangula enteekateeka y'empaka zino

Abakazi beepikira basajja m...

ABAKAZI 12 abateerya ntama mu kubonga Ddigi bawera nkolokooto okuliisa abasajja 38 enfuufu mu mpaka za Uganda Motor cross Championship ez’omulundi ogwokubiri...

 Penina Akuku owa She Corporates (ku kkono) ng'alwanira omupiira ne Jamira Nabulime owa Rines SS mu gwa FUFA Women Elite League ku Lwomukaaga. Balemaganye 1-1. (STEPHEN MAYAMBA)

Nassuuna asemberedde likodi...

OMUTEEBI wa UCU Lady Cardinals ne Crested Cardinals Hasifa Nassuuna yeesomye okusaawo likodi okufuuka omuzannyi asoose okuweza ggoolo 100 mu FUFA Women...

 Mayer Mandela owa IUEA ku kkono ng'attunka ne Hussein Mwanje owa KU

MUBS erumbye IUEA e Kansanga

OMUTENDESI wa MUBS Charles Lukula Ayiekho atuula bufofofo okulaba ng’afuna omuwanguzi obusooka mu Pepsi University League oluvannyuma lw’okulemererwa okumegga...

 Ssimwogerere ate ku ddyo, Abdallah Mubiru, atendeka Police.

Police ne Express zisisinka...

NGA baakamala okukwatagana mu liigi, Police n’ekuba Express ggoolo 2-0, akalulu ka Stanbic Uganda Cup kazzeemu okubasisinkanya mu luzannya lwa ttiimu 16....

 Noordin Bunjo owa Proline wakati ng'awaguza aba Kitara FC

Makumbi atandise na buwangu...

OMUTENDESI wa Kitara FC mu Big League Richard Makumbi oluwangudde ogusooka n’awera ng’abwatandise olugendo oluleeta ttiimu eno mu liigi ya babinywera sizoni...

 James Odoch mu sako ku ddyo ng'ali ne Mike Mutebi, omutendesi wa KCCA FC. ekif: GERALD KIKULWE

Entebbe FC ekansizza Odoch

TTIIMU ya Entebbe FC mu Big League ekyalira UPDF FC mu guggulawo ekitundu kya sizoni ekyokubiri, yeeyongedde okwenyweza bw’ekansizza omutendesi James Odoch...

 Kisala n’abazannyi abapya beyaleese; Brian Umony, Ivan Ocholit, Sadiq Ssekyembe, Goffin Geofrey Oyirwoth ne Frank Tumwesigye Zaga.

Express ereese 5 n'erabula ...

MU kaweefube w’okulaba nga ttiimu za Star Times Uganda Premier League zeetegekera ekitundu kya sizoni ekyokubiri ekitandika ku Lwokubiri lwa wiiki ejja,...

 Allan Kyambadde owa KCCA (wakati) ng’agezaako okuyita mu bazannyi ba

KCCA esubiddwa akawumbi mu ...

OMUTENDESI wa KCCA FC, Mike Mutebi akkirizza nti ttiimu ye ekyabulamu nnyo okutuuka ku mutindo gwa ttiimu ezivuganya ku kikopo kya kiraabu empanguzi mu...

Gavumenti esuubizza abeebik...

MINISITA w’Ebyemizannyo, Charles Bakkabulindi, n’omuyimbi Moses Ssali amanyiddwa nga Bebe Cool, bamatidde omutindo ebikonde kwe bituuse, ne beeyama okwongera...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)