Abadde akulira ebyamateeka mu BLB, Barnabas Ndawula agobeddwa wamu ne munnamateeka, Abdul Malik Bulondo.
MMENGO egenda kufuuza ebyapa ku ttaka ly'ennono lyonna ng'ebinasangibwa byakusazibwamu kubanga ettaka ly'ennono terigabwako byapa.
Kabaka alagidde be kikwatako e Mmengo basomese abantu enkola y'ekyapa mu Ngalo
Abantu batandise okujjumbira ekyapa mu ngalo
EYALIKO Katikkiro wa Buganda, Dan Muliika alabudde ku nkola ya Mmengo ey’Ekyapa mu ngalo n’agamba nti etadde Abaganda bannakabala n’abagwira abaguze kuno...
KATIKKIRO, Charles Peter Mayiga yasisinkanye aba Bukedde SEMEI WESSAALI ne PAUL KADDU ne bamubuuza ku nsonga ez’enjawulo.
MINISITA wa Kampala Beti Kamya alaze akabi akali mu nkola ya ‘Kyapa mu ngalo” eyaleeteddwa ekitongole kya Buganda Land Board (BLB) n’agamba nti bwe kiba...
Katikkiro annyonnyodde ababaka ba Palamenti abava mu Buganda enkola y'ekyapa mu ngalo