Ku ntandikwa ya March enkuba ejja kwongera okutaba ate eggumize mu makkati ga April, eggweeyo mu makkati ga June.
Ffe tutuuse okutondoka enjala kuba ne kasooli gwe nali nsimbye nga ndowooza anaaliisa abaana bange yakala alinga omufuuyire eddagala erikaza omuddo.