Omuwendo gw’abaagalana abatya okukola embaga gulinnye ebitundu 60 ku buli kikumi okuva mu 2002 okutuuka kati.
INNOCENT Tegusulwa owa ‘Toli Mwavu’ mutwe gwo gwe mwavu akubye embaga ey’ekiroodi Bannaddiini ne bamukubiriza okukuuma obufumbo buno nga bunywevu.
Omukazi gwe yasooka okuwasa empeta Dorothy Nakidde nga baabagattirwa Bujjuuko, abaana be baatamye ne bawera nga bwe batajja kukkiriza nnyaabwe kusuulibwa...
Titie ne SSerunjogi balidde obulamu ku Hannemmuunu
OMUSUMBA Robert Kayanja owa Lubaga Miracle Centre agasse abagole emigogo 280 n’agatta ne Kapere n’ekimyula kye.
EMBAGA ya Maama Fiina eyengedde. Tujja kugirya mu nnaku ntono okuva kati ng’ekisiibo (omwezi omutukuvu ogwa Ramathan) tekinnatandika.
Embaga y'abakiggala Joseph Kasule ne Efrance Nantume oluvannyuma lw'okugattibwa mu Eklezia ya Holy Trinity e Kamokya bagatiddwa
Embaga z'abasomi ba Bukedde
SSAABALANGIRA Godfrey Musanje abuuliridde Abambejja bakkakkanyeeko ekitiibwa ky’Obwassebo nga bali mu maka gaabwe kibasobozese okuba abeetowaze eri abaami...
Naddayo kyokka olwo nga baaba amaze okuliisa baganda bange abalala bonna enjiri era nga buli kiseera baηηamba nti nkuze nfumbirwe ate nga baagala nfumbirwe...