TOP

Entebe

Basena y’anazza SC Villa ku maapu?

ESSANYU katono litte abawagizi ba SC Villa ttiimu yaabwe bwe yawangudde URA (1-0) mu mpaka za ‘Pilsner Super 8’ ku Lwokuna.

Basena atandikidde mu ggiya okunoonya abanacangira...

Omutendesi wa SC Villa omuggya, Moses Basena agambye nti agenda kuzimba ttiimu engumu ddala eneesobola okutwala ekikopo kya Uganda Premier League wadde...

Eya Big League ekubye ebituli mu SC Villa...

TTIIMU ya Wakiso Giants FC ekubye ebituli mu SC Villa bw’egisumagizza ggoolo 3-2 mu mupiira

Ying. Misagga azzizzaayo ebintu bya Villa...

Eggulo, Misagga n’akakiiko ke baakedde ku kitebe kya FUFA e Mengo ne bawaayo bbaasi bbiri, emijoozi, emipiira n’ebikozesebwa eri amyuka akulira emirimu...

Magogo ayingidde mu bya Villa

PULEZIDENTI wa FUFA, Ying. Moses Magogo ayingidde mu by’okutereeza SC Villa.

KCCA ekansizza Bernard Muwanga

KCCA FC eyongedde okusokoola SC Villa bw’egisokoddemu kapiteeni waayo Bernard Muwanga.

Misagga by'akola bitwala Villa mu kkubo lya...

PULEZIDENTI wa SC Villa, Ben Misagga asaanye aleme kukola bintu ebyaleetera Express FC ‘okukonziba’ n'etuuka ‘okusimbayo ekitooke’ mu liigi eyaakaggwa...

Vipers ewandudde Villa mu Uganda Cup

TTIIMU ya SC Vipers efumise empiso mu biwundu bya SC Villa bw’egiwandudde mu kikopo kya Uganda Cup omutendesi Wasswa Bbosa n’asigala ng’ayanjala ngalo...

Looya azze kusiguukulula Misagga mu ntebe...

Looya azze kusiguukulula Misagga mu ntebe ya SC Villa

Villa eyagala kuzza Express mu 'lejula'

OMUPIIRA mulindwa wakati wa Express FC ne SC Villa gwa leero (Lwakutaano) e Wankulukuku wakati mu bunkenke eri abawagizi ba ttiimu zombi.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM