TOP

Essomero

Abazadde bavudde mu mbeera lwa baana baabwe...

Abayizi ba P7 ku ssomero lya Pride Nursary and Primary School Nsambya tebaatudde bigezo.

Bwe mukoledde ebibuuzo mu kizimbe ekipya...

Fr. Joseph Ssebayigga asabidde abayizi ba St. Joseph Girls Primary School e Nsambya aba P7 ng'aggulawo ekizimbe ekipya mwe bagenda okukolera ebigezo n'asaba...

Essomero lya City Land College likutte omuliro...

Nabbambula w’omuliro asaanyizaawo ebisulo bya bayiizi ku ssomero lya City Land College erisangibwa e Kungu Matugga.

Mwettanire amasomo g'ebyemikono

OMULAMBUZI w’amasomero mu disitulikiti ya Luweero, Hajji Osiman Kamoga awadde abazadde amagezi okwettanira amasomo g’emikono

Okuggulawo PASS PLE Club ku Cardinal Nsubuga...

Bukedde ayongedde okulaba ng’abayizi baganyulwa mu katabo ka PASS PLE akafulumira mu mawulire buli Mmande, akubiriza amasomero okuggulawo Pass PLE Clubs....

Abayizi n’abasomesa okwekuniza kubeeraliikiriza...

Abayizi n’abasomesa ku ssomero lya Ggingo Primary School erisangibwa ku kyalo mijuna mu ggombolola y’e Bigasa mu disitulikiti y’e Bukomansimbi bali mu...

Omuwalabu abazimbidde essomero

OMUWALABU omugabirizi w'obuyambi akyadde kuno n'akwasa abatuuze b'e Nkozi mu Mpigi eddwaaliro n'essomero by'abazimbidde.

Enkuba esudde essomero n'eyonoona n'ebirime...

Abaana b’omuserikale w’amakomera e Buwama basatu baasimattuse okufiira mu kizimbe kya Gavumenti mwe babadde basula ekyakubiddwa omuti nga muliraana waabwe...

Ebigezo by'abayizi 1,825 bikwatiddwa

Ebibuuzo by’abayizi 1825 ebyakwatiddwa mu ggwanga lyonna kuliko n’ebyamasomero amanene agamanyiddwa ennyo mu ggwanga.

Abayizi nabo batusuula mu bikemo - Basomesa...

ABASOMESA b'e Makerere ku yunivasite beewozezzaako mu kakiiko ka Palamenti ku bigambibwa nti, bayitiridde okukabassanya abawala ne bagamba nti babasoomooza...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1