ABAVUBUKA bangi banyooma emirimu olwo ne badda mu kwekubagiza nga bwebatalina mirimu n’obwavu obubalemesa okubaako kye beekolera mu bulamu.
Omutuuze Isaac Muwanga yagambye nti kasasiro avaamu ekivundu, amazzi agamuvaamu gatta ebisolo byabwe era buli nkuba lw’etonnya ekiro emitima tegibabeeramu...
Abatuuze olwakitegedde ne baggyayo emiggo ne babagoba okutuusa bwe baabakutte. Baabadde baagala okubakuba omu ku batuuze eyali omuserikale n’abataasa.Ettaka...
Ssaabawolereza wa Mmengo, Christopher Bwanika yasabye ebika okuwandiisa enkiiko z'abayima era balambike bulungi ebiwandiiko ebikwata ku ttaka ly'ebika...
Omusomesa akulaga bw'akozesa ebikutiya okukola ssente mu kulima enva endiirwa
ABOOLUGANDA batabuse lwa muzzukulu kutunda ttaka lyabwe okuli n’ebiggya nga tebamanyi.
ABALIMI abasoba mu 70 ku kyalo Misanga ge bakaaba ge bakomba oluvannyuma lw'ente okwonoona emisiri gyabwe egya kasooli.
Abasima ebyobugagga bw'omu ttaka mu ggwanga baloopedde Pulezidenti Museveni ebibasooooza
Kabaka Mutebi alambudde embuga ya Mujaguzo n'alagira ekitundu ekisigaddewo bakisibeko bbugwe
Abaagula ettaka lya Mujaguzo mwagula mpewo musabe abaabaguza ssente zammwe