TOP
  • Home
  • Ettemu, okufa, obubbi

Ettemu, okufa, obubbi

Taata alumirizza maama okutta muwala we

ABANTU bataano bakwatiddwa ku kutemula omusuubuzi eyali akolera ku Luwum Street mu Kampala, eyawambibwa emisanattuku!

Akubye kitaawe akabazzi ku mutwe n'amutta...

ENTIISA ebuutikidde abatuuze b'e Najjanankubi mu munisipaali y'e Makindye mu Namuli zooni omuvubuka bw'akakkanye ku kitaawe n'amutema akabazi ku mutwe...

Akubye kitaawe emiggo egimuttiddewo lwa kumulemesa...

TAATA agenze okutaawulula mutabani we John Ssempaka ku mukamwana gw’abadde ayagala okutta. Gye biggweeredde nga y'alusuddemu akaba!

Poliisi ekutte asaasaanya ebicupuli bya ddoola...

OMUSAJJA agambibwa okuba mu kibinja ky’abatambula mu bbanka nga bagaba ebicupuli bya ssente z’amawanga ag’ebweru poliisi emukutte n’emuggalira.

Abagambibwa okubba emmundu ne bagikozesa...

Abagambibwa okubba emmundu ne bagikozesa mu bubbi poliisi ebakutte

Bamusobezzaako ne bamala ne bamutta

ABAZIGU bakutte omukazi ne bamusobyako oluvannyuma ne bamusala ng’embuzi ne bamutta e Ggangu.

Omukazi alidde ez’akameeza bba n’amukuba...

OMUSAJJA asambye mukyala we owoolubuto n'amutta oluvannyuma lw'okumulekera ssente z'okugula emmere n'amusanga nga tafumbye.

Poliisi etaasizza omubbi ku b'e Kawempe ababadde...

POLIISI y’e Kawempe eyitiddwa bukubirire okutaasa ababbi abaayingiridde edduuka ly’amasimu e Bwaise.

Omusiguze ayiiridde nnyini mukazi asidi

OMUTUUZE w’e Naggulu Go Down apooca n’ebiwundu oluvannyuma lw’omusajja eyali aganzizza mukazi we okumuteega n’amuyiira asidi.

Bambega bazudde ebipya ebyongedde ebibuuzo...

BAMBEGA abazzeeyo e Kulambiro we battira Felix Kaweesi balina bye bazudde ebyongedde ebibuuzo ku nfa ye.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM