TOP
  • Home
  • Flames marketing

Flames marketing

Chamilli weetereeze nga tonnalumba bwameeya...

OMUYIMBI Bebe Cool mweraliikirivu ku munwanyi we Jose Chameleone (ku ddyo) alaze nga bw’ayagala okwesimbawo ku ntebe ya loodi meeya 2021.

Bannamagye balambudde pulojekiti za KCCA...

BANNAMAGYE ku madaala agaawagulu balambudde pulojekiti za KCCA ez’enjawulo omubadde n’ekisenge ekirimu kkamera ezikuuma ekibuga Kampala okulaba engeri...

Ogw’abagambibwa okutta omwana ne bamuziika...

KKOOTI e Wakiso eyongezzaayo okutuusa nga May 8, 2019 lw’enaddamu okuwuliriza omusango gw’abagambibwa okutta omwana ate oluvannyuma ne bamuziika mu nkukutu....

Bashir bamututte mu kkomera ekkambwe

FIELD Marshal Omar El-Bashir embeera eyongedde okumwonoonekera bannamagya abaamuwambye bwe bamuggye mu kasenge mwe babadde bamukuumira ne bamutwala mu...

Asobezza ku muwala wa mwannyina

ABATUUZE bazinzeeko ekitebe kya poliisi e Jinja lwa kukyusa emyaka gy'omuyizi kojjaawe gw'abadde akabasanya.

Omusajja ow'ebbuba attidde muganzi we mu...

ABATUUZE ku kyalo Kibweiza mu ggombolola y'e Kisanda mu disitulikiti y'e Kaliro bagguddemu ekyekango omusajja bw'alinnye omukazi gwe yaakaganza akagere...

Okuwandiisa emmundu zonna mu ggwanga kuggwa...

OKUWANDIISA emmundu zonna ez’ebitongole by’ebyokwerinda n’ezo ez’obwannannyini, okwetooloola eggwanga, gusuubirwa kuggwa mu mwezi gwa July, 2019.

Abaali abakozi ba leerwe baakusasulwa

KKOOTI ejulirwamu eragidde ekitongole ky’enguudo okusasula abaali abakozi baakyo 5,104 obuwumbi 2 n’obukadde 600 nga bano baagobwa mu bukyamu ku mirimu...

Balooya bakubye ebituli mu bizibiti ebireeteddwa...

LOOYA wa Dr Stella Nyanzi, Isaac Ssemakadde awakanyizza ebizibiti ebyaleeteddwa oludda oluwaabi ng’alumiriza nti si bituufu.

Bakomezzaawo ente y’e Mbarara

ABAKULEMBEZE b’ekibuga Mbarara bazzizzaawo akabonero k’ente abantu baayo ke baagala kateekebwe ku nkulungo y’oluguudo lw’ekibuga kino.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1