TOP

Franci zaake

Omubaka Kabaziguruka asimattuse akabenje...

OMUBAKA w’e Nakawa mu palamenti Michael Kabaziguruka agudde ku kabenje mmotoka mw’abadde atambulira bw’etomeraganye n’endala.

Tuleera ya seminti egoyezza emmotoka 2 ku...

Tuleera ya seminti egoyezza emmotoka 2 ku lw'e Masaka, abantu 5 bafiiriddewo

Emmotoka etomedde omutuuze ku Kaleerwe

EKIMAMA ky’abavuzi b’ebidduka ku luguudo lw’oku kaleerwe kiviriddeko abantu bataano okufuna abasatu ne bafa ababiri n’ebagenda n’ebisago mu banga lya...

Abayizi ba S.4 abaapakudde mmotoka okunona...

ABAYIZI bana baasimbudde e Kawanda mu Wakiso ne beevuga mu mmotoka ya buyonjo okwolekera essomero lya Ndejje SS mu Luweero okuggyayo ebyava mu bigezo bya...

Akabenje akalala kasse 2 ku lw'e Masaka

AKABENJE akalala kasse abantu babiri ku lw'e Masaka abalala babiri ne baddusibwa mu ddwaaliro e Mulago nga baliko kikuba mukono, lukululana nnamba T390DEH...

Takisi etomedde ow'olubuto ku Jinja Road...

Takisi ebadde ewenyuka obuweewo ku luguudo lwa Jinja road mu Kampala etomedde omukyala w’olubuto n’owa boda n’ebaleka nga biwala ttaka.

Abasaabaze basimattuse akabenje mu Lwera...

TAKISI ebadde ewenyuka obuweewo ekutuse ekyuma ne yeefuula emirundi egiwera, abasaabaze ne basimattuka n’ebisago.

Ddereeva n'abafamire 3 bafiiridde mu kabenje...

DDEREEVA n'abafamire basatu bafiiridde mu kabenje akagudde ku kyalo Nkalwe ku luguudo oluva e Masaka okudda e Mbarara.

Lukululana egoyezza essundiro ly'amafuta...

Lukululana egoyezza essundiro ly'amafuta e Ssembabule

Emmotoka emutomedde n'alaajanira abaana be...

Emmotoka emutomedde n'alaajanira abaana be abato

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM