TOP
  • Home
  • Frank ssemukuye

Frank ssemukuye

Pulezidenti ayagalizza Bannayuganda omwaka...

Pulezidenti ayagalizza Bannayuganda omwaka

‘Omusumba yatuwa bicupuli’

Sam Kyeyune owa bodaboda ku siteegi ya Banada ku Mawanda Road ne Mariam Nangoobi ab’omu Ssebina zooni baddukidde ku poliisi y’oku Kaleerwe ne beekubira...

Batongozza enkola ya kizaalaggumba

ABA minisitule y’ebyobulamu nga bali n’ebitongole by’obwannakyewa okuli ekya, “The Challenge Initiative Project” ekiri wansi w’ekitongole ekirwanirira...

Bishop Makumbi bamuwawaabidde lwa bbanja...

BISHOP Patrick Makumbi bimwonoonekedde bw’awawaabiddwa mu kkooti lwa kwewola doola 51,000 mu za wano 188,700,000/- n’atazisasula.

Badduukiridde Abakristaayo e Namasuba

DR. Grace Nambatya omukungu mu minisitule y’ebyobulamu avunaanyizibwa ku kunoonyereza ku ddagala ly’ekinnansi mu kibiina kyabwe ekya Soul Family Club e...

Abakristaayo mwenenye ebibaggya ku Katonda...

SsaAbadinkon i w’e Mengo mu bulabirizibwa bw’e Namirembe, Ven Gitta Kavuma asabye Abakristaayo okuwaayo obudde eri Katonda nga bayita mu kusaba naddala...

Abdul Mawejje laavu emututte mu bire

OMUYIMBI Abdul Mawejje, 27 ng’abeera Ntebe aleese akayimba akapya k’atuumye Bire ng’attottola engeri laavu ya mwana muwala gwe yasanga mu Kampala gy’emututte...

'Baagala kuntwalako ttaka lyange mu lukujjukujju...

Kirabira yategeezezza nti mu August 24, 2004 yakola endagaano ne kkampuni eno n'abawa liizi ya myaka 15 nga bakozesa ettaaka lye bw'eggwaako bagende.

Omusunsuzi w’emiziki aleese Kanzunzu

OMUSUNSUZI w’ennyimba ate ng’akola nga DJ mu bifo ebisanyukirwamu atandise okuyimba. Anne Kigozi aleese olutambi lwe olupya lwatuumye Kanzunzu.

Kansala aziikiddwa mu biwoobe

ABANTU beeyiye mu kuziika kansala Andrew Ndyanabo Nsekanabo abadde akiikirira eggombolola y'e Bulera ku disitulikiti e Mityana eyafiira mu kabenje.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM