TOP

Freedom city

Ababadde basekerera Julie ku bya bba abatemye...

“ABABADDE banjogera ebigambo bibakalidde ku mimwa kati mundeke nfumbire omwami wange Ssekajugo omu bwati.”

Bba wa Julie Angume ayogedde ku by’okusazaamu...

EBIZIBU bya Julie Angume eby’okwanjula ekifaananyi byeyongedde, embaga ye nayo bw’esaziddwaamu.

Bba wa Julie Angume talabiseeko mu kwanjula:...

JULIE Angume ebintu bimutabuseeko bbaawe omupya, Sam Sekajugo bw’atalabiseeko ku mukolo gwe ogw’okumwanjula mu bakadde.

Stecia awadde Julie obukwakkulizo ku ssente...

ABAYIMBI n’abasuubuzi bongedde ebbugumu mu nteekateeka y’emikolo gy’okwanjula kwa Julie Ssemugga egisuubirwa okubeerawo nga December 12, 2019 e Kiboga...

Bayiye kaasi mu kwanjula kwa Julie Angume...

Abantu balaze Julie Angume omukwano bwe bajjumbidde olukiiko oluteekateeka omukolo gwe ogw'okwanjula ne bamuwa ne ssente.

Okwanjula kwa Julie Angume kwengedde

Omuyimbi Julie Angume emikolo gy’okwanjula omusajja gwe yafunye gimuwuuba. Alonze abasuubuzi n’ebikonge mu Kampala okukulira enteekateeka z’emikolo.

Julie Angume akubye Kirumira akaama

OMUYIMBI Julie Angume aliko akanyiriro kirabika kano kava ku mirembe gyalina kati era ndowooza yafunyeyo omuntu.

Bakulu mumpagire nafunye omwami antegeera...

OMUYIMBI Julie Angume yaboobedde luno. Ennaku zino aliko akanyiriro akoogeza abantu obwama era bw’omusanga oyinza okulowooza nti bamufumbirira.

Nnamwandu wa Angume afunye amubeesabeesa...

NAMWANDU wa Angume afunye amubeesabeesa era amukoledde akabaga k’amazaalibwa n’ajula okufa essanyu.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1