TOP
  • Home
  • Gen. mugisha muntu

Gen. mugisha muntu

Ab’e Mpigi basabye Bobi ku Besigye ne Muntu...

ABAVUBUKA b’e Mpigi bakyalidde omubaka wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi Ssentamu (amanyiddwa nga Bobi Wine) ne bamusaba okukwatagana n’abooludda oluvuganya...

Aboludda oluvuganya bataddewo obukwakkulizo...

ABAKULEMBEZE b’ebibiina by’obufuzi ku ludda oluvuganya Gavumenti bataddewo obukwakulizo musanvu Gavumenti bweteekwa okusooka okubikakasa bwe baba baa­kuteesa...

Sirina lutalo lwonna na Bobi Wine - Besigye...

COL. Kiiza Besigye agambye nti tewali buzibu bwonna wakati we n’omubaka Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine n’agamba nti boogerezeganya wadde tebalina...

DP eyimirizza enkung'aana z'okutabaganya...

EKIBIINA kya DP kivumiridde poliisi olw’okutabangula emikolo gyakyo egy’okujaguza obuwanguzi bwe kyatuuseeko mu kulonda kwa LC n’abakulembeze ba gavumenti...

Gen. Mugisha Muntu alangiridde nga bw'avudde...

Gen. Mugisha Muntu alangiridde nga bw'avudde mu FDC mu butongole: Alaze obutakkaanya ne Besigye

Muntu ayise olukung'aana lw'abaamawulire...

MAJ. GEN. Mugisha Muntu okuva mu FDC kirese bammemba ba FDC abamu basobeddwa era abamu okuli n’abakulembeze naddala ku mitendera egya wansi ne basalawo...

Aba FDC abamu bagenda wa Bobi Wine

Muntu abadde yaakakwatagana ne Bobi Wine mu kampeyini za mirundi ebiri nga bawangula abeera asimbiddwaawo FDC.

Aba FDC beesoma kugangavvula Muntu ne Nabilah...

AKAKIIKO ka FDC akakwasiza empisa kagenda kutuula okusalawo kye bagenda okukolera abakungu b’ekibiina okuli eyali Pulezidenti wakyo Maj. Gen. Mugisha Muntu...

FDC okukyukyusa ab'oludda oluvuganya yeekengedde...

EBIPYA bizuuse nga biraga nti Pulezidenti wa FDC, Patrick Amuriat Oboi okukola enkyukakyuuka mu bukulembeze bw’ababaka ab’oludda oluvuganya mu Palamenti...

Olutalo lwa Besigye ne Muntu lusituse buto...

EKIBIINA kya FDC kyongedde okwetemamu olw’ekiragiro Ssaabawandisi w’ekibiina, Nathan Nandala Mafabi ky’awadde nga kigaana abadde Pulezidenti Maj. Gen Mugisha...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1