TOP

Golden band

Famire ya bantu 5 efiiridde mu kabenje ddekabusa...

ABATUUZE b’e Wobulenzi mu disitulikiti y’e Luweero na buli kati bakyali mu kinyobero oluvannyuma lw’akabenje ddekabusa akaaguddewo ku Ssande ne kafiiramu...

Catherine Kusasira asambazze eby'okuva mu...

Omuyimbi Catherine Kusasira asambazze ebiyiting'ana nti yavudde mu kibiina kya Golden agamba akatambi akasaasaanye kakadde

Ziziino ensonga lwaki Stecia avudde mu Golden...

Stecia Mayanja yeekyaye n’ava mu Golden Band. bakama be bamuddizza omuliro

Omuwagizi wa Mesach oba yanywedde biki?

OMUWALA ono yasoose kwewombeeka naye olwasuddemu obucupa bubwo n’atabuka.

‘Nantongo okuze tulage akusuuta’

OMUYIMBI Carol Nantongo bamuggyemu omwasi. Obutafaanana bayimbi banne abakuza obubaga ne balemera ku myaka 25 okumala emyaka etaano n’okusukkawo, Nantongo...

Mesach afunye akaseko ku matama

Mesach afunye akaseko ku matama

Abasajja 3 basisinkanye mu kuziika omuyimbi...

ABASAJJA basatu omuyimbi Diana Namusoke eyafudde b’abadde alinako enkolagana baasisinkanye mu kuziika nga gwe mulundi gwabwe ogwabadde gusoose okulabagana....

‘Namusoke owa Golden Band yadduka n’olubuto...

Diana Namusoke alese abaana basatu ng’omu wa Luyima okusinziira ku Kakooza wabula ate waliwo omusajja eyavuddeyo n’agamba nti omu ku baana abasigadde wuwe....

Omuyimbi wa Golden Band afudde kkansa

OMUYIMBI wa Golden band, Diana Namusoke (ku ddyo) afudde. Namusoke ye yayimba ennyimba okuli, Sirikyusa, Nsaba Abaami, Omulongosemu, Naabanga naawe, Anjagala...

Tusaba bannaddiini, Katikkiro Mayiga babatabaganye...

EMPALANA wakati w’abayimbi ba Golden Band ne Geoffrey Lutaaya, basazeewo bagiyingizeemu bannaddiini, Katikkiro Charles Peter Mayiga n’omuduumizi w’amagye...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM