Omuvubuka amagye gwe gasse e Katwe mu kwekalakaasa yava Gomba. Kyokka famire ye erumiriza nti okufa kwe tekulina kakwate na bya kukuba baserikale mayinja....
HAJATI Takia Namijumbi eyaliko omubaka wa Pulezidenti (RDC) e Mityana n'e Mpigi afudde enkya ya leero. Waafiiridde nga muwi w'amagezi eri Pulezidenti ku...
Abatuuze baamukubye emiggo wabula nga bw’alaajana ng’agamba nga bw’atali mubbi ng’enkoko baagimuwadde buwi.
E Mpigi embiranye ebadde ku kifo kya Ssentebe w’abavubuka wakati wa munna NRM, Manisoor Muluya ne Ronald Kaleebu owa NUP kyokka Muluya n’amuwangulira waggulu....
PULEZIDENTI Museveni ataddewo layini y’essimu ey’obwereere egenda kumuyamba okwogeraganya obutereevu ne Bannayuganda. Mu bubaka Museveni bwe yatadde ku...
ABAVUBUKA ba National Unity Platform (NUP) bawangudde akalulu mu bifo NRM gy’ebadde esinga amaanyi abatunuulizi b’ebyofuzi ne balabula. NUP okuwangula...
Okulondebwa kwa Brig. Byekwaso kumufudde omu ku bakazi abasinga amaanyi mu UPDF. Y’omu ku babaka 10 abakiikirira amagye mu Palamenti. Okuggyako Lt. Gen....
Enkyukakyuka ezaakoleddwa Pulezidenti Museveni mu magye zirimu ebikulu ebitabuusibwa maaso. Alonze omukazi asoose okukulira ekitongole ekyogerera UPDF....
ABATUUZE b'e Gomba basattira oluvannyuma lw'okuzuula omusuubuzi abadde abasuubulako ebirime ng'alina ekirwadde kya ssenyiga omukambwe.