PULEZIDENTI wa FDC Patrick Oboi Amuriat, akubye omulanga nga Poliisi y'e Gulu emukwata ku kisaawe ky'e Awere, we yabadde ategese okukuba kampeyini ez'Obwapulezidenti....
Catherine Kusasira yazze kipayoppayo okuva e Gulu gye yabadde ne Museveni okwewozaako ku bya ddiiru, abantu mwe baanyagiddwaako ssente eziri mu buwumbi...
ABA disitulikiti y'e Gulu Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine) abaayo yabasiibudde asangula maziga n'okufeesa olwa poliisi eyakubye ttiyaggaasi ng'olukuhhaana...
GAVUMENTI etandise okuggala agamu ku makomera oluvannyuma lw’omuwendo gw’abasibe abakwatibwa ssenyiga wa COVID 19 okugenda nga gulinnya.
Ekibiina kya DP kirina ababaka 15 mu Palamenti, kyokka bwe kutaabe kuwonga nnyo kyolekedde okufuna ababaka abatono mu Palamenti eddako oluvannyuma lw'abamu...
OMUKISA gwa Uganda okulwanirira okweddiza ekikopo ky’emizannyo gy’amasomero ga ssiniya ag’obuvanjuba bw’Afrika (FEASSSA) omwaka guno guzzeemu omukoosi,...
POLIISI ekutte omusawo eyaggyeemu ow'emyaka 17 olubuto n'asaba abasirikale batuule bateese. Juscent Namugumya 29 omutuuze mu Ssebina zooni mwalina akalwaliro...
GAVUMENTI eyagala okwewola ensimbi ziyambeko mu by’Obulamu, enguudo n’okusaasaanya amazzi amayonjo mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.