TOP
  • Home
  • House of prayer ministries

House of prayer ministries

Rema bwampita ku mikolo ng'enda - Kenzo

Ndi muwuulu, atabuddwa, alina omutima omumenyefu naye sinoonya kubanga nkyali munyivu’ Kenzo bwe yategeezezza.

Abawagizi ba Kenzo beesunga kumwaniriza

ABAWAGIZI ba Eddy Kenzo ab'omunda, leero basiibye beetala nga beetegekera okumwaniriza.

Pulugulaamu ya Kenzo okudda e Uganda ewanvuye...

Omuyimbi Eddie Kenzo eby’okudda mu Uganda si byakaakati kubanga ayongedde okufuna ebivvulu by’agenda okuyimbiramu mu mawanga ag’enjawulo ng’ayinza kudda...

Rema ali mu kattu k'okusunsula abantu abaneetaba...

EMIKOLO gya Rema Namakula ne bba omupya Dr. Hamza Sebunnya gyeyongeddemu ebbugumu, oludda lw’omusajja bwe lupangisizza kazannyirizi era omukozi w’oku leediyo,...

Kikyamu omwana okubeera ku mukolo gw’abazadde...

ABATAKA boogedde ku kya Rema okutwala omwana we Amaal ku mukolo kwe yakyalizza Dr. Hamza Sebunya ewa ssenga.

Lwaki Rema emikolo agitutte wa mugenzi Mabiriizi...

Gwe gukulembedde okwanjula okulibaawo nga November 14, e Nabbingo ku lw’e Masaka.

Ebirabo ebireeteddwa mu kukyala kwa Rema...

Ebirabo ebireeteddwa mu kukyala kwa Rema bisusse!

Rema akyazizza Ssebunnya ewa Ssenga

Rema Namakula akyalizza Dr. Hamza Ssebunnya mu maka g'omugenzi Godfrey Mabiriizi owa Mabiriizi Complex e Naguru

Ebikwata ku kusoma kwa Sebunya n’engeri gye...

HAMZAH Sebunya, bba wa Rema omupya yasooka kukuguka mu by’okukebera omusaayi mwe yatikkirwa dipulooma mu November wa 2012 oluvannyuma nga wayiseewo akaseera...

Biibino ebyasikirizza Rema okusuulawo Kenzo...

Rema okusalawo okugenda ne Dr. Hamzah Ssebunya yasoose kubuuliriza n’amulabamu omulamwa kubanga muyigirize, ava mu famire y’abategeevu, mugagga ate abeera...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1