WADDE nga okumuyita maama kyamuyombezza n’atuuka n’okukola olutalo ku Anitah Fabiola, mwanamuwala, manya mukyala Zari Hassan agambye nti okuva ku by’okuzaala...
Mu kusooka ebintu byatambudde bulungi okutuusa Zari omu ku basazi b’empaka bwe yasiiwuuse empisa.
Okwerumaaluma kuno we kubeereddewo nga Zari ky’ajje ategeeze ensi nga bwe yafunye omusajja omupya omugagga nga bategeka mbaga ey’ebbeeyi wabula ebisingawo...
ZARI Hussein ne taata w’abaana be omuyimbi Diamond Platnumzs ebintu byongedde okuboonoonekera!
ABA Don Zella baddukidde mu kkooti kuwaabira abantu abaaweebwa ssente okutegeka ekivvulu kye ekya Gal Power Charity Party ate ne babalyamu olukwe ne badda...
OLUTALO wakati wa Zari Hussein ne Don Zella bwe bavuganya mu nsiike y’okulya obulamu terunnaggwa.
NGA wakayita ebbanga lya mwezi gumu nga afiiriddwa taata w’abaana be, Zari Hussein nate asobeddwa bw'ayitiddwa bukubirire nga nnyina ataawa!
OMUSAJJA eyasangiddwa ng’alya obulamu ne Zari e South Afrika agambye nti yabadde amubeesabeesa kumumalako nnaku ya Ivan Ssemwanga.
ZARI Hussein olwatuuse e South Afrika n’atandikirawo okuddukanya emirimu gy’eyali taata w’abaana be Ivan Semwanga eyaziikiddwa wiiki ewedde.
ZARI ayombye ne King Lawrence mu lukiiko olwayitiddwa okulonda amannya g’abantu abana abanaayamba okuddukanya ebyobugagga bya Ivan Ssemwanga.