TOP

Ice cream

DP egenda mu kkooti kulwanyisa kuggya kkomo...

DP erangiridde ‘’olutalo’’ ku ky’okuggya ekkomo ly’emyaka gya Pulezidenti mu Konsitityusoni n’etegeeza nti egenda kukozesa obukodyo bwonna obusoboka okukiremesa...

Sinze nnavaako obuvuyo mu kuziika Ssebaana...

PULEZIDENTI wa DP Nobert Mao yegaanyi nti teyali mu mivuyo gy’okulwagana okwaliwo mu kuziika Ssebaana Kizito e Mpande – Kalulu mu Bulemeezi n’agamba nti...

Alina omulimu n’omukwano nkubirako

Njagala musajja alina omulimu, ali wakati w’emyaka 28 ne 31, amanyi omukwano nga mwetegefu okwekebeza omusaayi ate nga tasussa baana babiri.

Abasajja bagabanye ebyana mu ndongo

KAABADDE kayisanyo ku Cafe La Creme & Bar e Kyengera abadigize bwe beeyiye mu kifo kino okulya ssente ku kabaga ka ‘‘White Party’’.

Njagala omusajja anantwala ku Hijja

Njagala musajja nga Musiraamu nnyo, atya Katonda, omukkakkamu, omusuubuzi, ow’emyaka 30- 50 nga mwetegefu okunkolera Hijja, okunkuba embaga n'okumpa amahale...

Obubonero bw’omukazi atuuse ku ntikko

“Mmaze emyaka 10 mu bufumbo naye emirundi gye nali ntuuseeko ku ntikko ngibalira ku ngalo, wabula lwe natuuka mu mbeera eyo nnina ebintu bye neetegereza...

Afumise eyali bba ekiso n’amutta nga yeerwanako...

OMUSAJJA olwatuuse ku mulyango, yakubye kkateni n’ayingira munda n’atandika okutuga eyali mukyala we ng’amulanga okunoba n’adduka n’ebintu byonna eby’omu...

Micho asazeeko 6 n'alonda Serunkuuma ku bwakapiteeni...

OMUTENDESI wa Cranes Micho Sredojevich asudde abazannyi mukaaga b'agamba nti baayoleseza omutindo ogw’ekibogwe ku Lwomukaaga nga bakubwa ttiimu ennonderere...

Abakulu beetegereza ki ku ssimu?

Yabadde aliko by’abalaga naye nga kirabika bibatutte obwongo.

Eyavuganya ku bwameeya mumenyi w’amateeka...?...

JOSEPH Ssemwanga Ssemwezi ow’e Kazo yavuganyako ku bwameeya bwa Nansana.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1