Bannamateeka ba Bannansi ba Rwanda abaakwatibwa balaajanye
Bofiisa abaakwatibwa ku by'okutta Kaweesi byongedde okuboonoonekera
OKUBBIBWA kwa fayiro eriko ebizuuliddwa ku baatemula Andrew Felix Kaweesi tekyagudde bugwi wabula entegeka ezze ekolebwa okuvuluga omusango guno.
FAYIRO omubadde kalonda yenna akakwata ku kuttibwa kwa Andrew Felix Kaweesi, Joan Kagezi, n’abayeekera ba ADF abaakwatibwa zibbiddwa.