MINISITA w’Ebyenjigiriza n’Ebyemizannyo, Janet Kataha Museveni ayingidde mu nsonga za Pulezidenti wa FUFA, Ying. Moses Magogo.
ROSE Moiti akulira essomero lya Busesa Mixed Primary School e Iganga asitukidde mu mpaka za Teachers Making a Difference ez’omulundi ogw’okusatu ezitegekebwa...
Minisita avunaanyizibwa ku byenjigiriza mu ggwanga, Janet Kataaha Museveni alabudde abakulu b’amasomero abatanudde okwenyigira mu bikolwa eby’okukabassanya...
PULEZIDENTI Museveni alagidde Minisita w’Ebyenjigiriza Janet Museveni addemu okulonda Polof. Wasswa Balunywa ku bukulembeze bw’ettendekero lya Makerere...
MUK’OMUKULEMBEZE w’eggwanga era minisita w’ebyenjigiriza, Janet Museveni akoowodde bannaddiini, ab’ebitongole by’obwannakyewa, abakulembeze n’abantu bassekinnoomu...
Okusinziira ku Polof. John Asibo Opuda akulira NCHE, mu bbaluwa eggalawo yunivasite eno yategeeza nga bwe yali erina abasomesa abeekibogwe, okusomesa ezimu...
SSANYU ggyereere eri abayizi 571,252 abaayise ebigezo bya PLE bye baatudde mu November 2017.
MINISITA w’ebyenjigiriza Muky. Janet Museveni ayagala gavumenti esseewo kawefube ow’enjawulo ow’okutendeka abasawo abakola ku ndwadde z’okutabuka emitwe...
MU kaweefube w’okumalawo obuzibu bwa Uganda okutwala ttiimu ez’ebitundu mu mpaka eziri wabweru w’eggwanga, Gavumenti erangiridde bw'egenda okussaawo ensawo...
MINISITA w’Ebyenjigiriza n’Ebyemizannyo, Janet Kataha Museveni ayanjulidde Palamenti bajeti ya Minisitule ye ey’omwaka 2017/18 ya buwumbi 2,474 n’obukadde...