ABAKULEMBEZE ku mitendera gyonna mukolerere ebitiibwa so si kubyetuuma. Canon Henry Ssegawa abadde akulira ettendekero ly'Abawule erya Uganda Martyrs...
Mwana muwala Neliah Kansiime ekisaawe ky'okuyimba kirabise okumunyumira. Wadde akyali muto mu kintu kino, abayimbi abanene batandise okumulaga omukwano...
OLUVANNYUMA lwa Pulezidenti Museveni okukomekkereza okunoonya akalulu k'Obwapulezidenti mu Busoga, abakulembeze b'omu kitundu kino nga bakulembeddwa Sipiika...
Ssegirinya azzeemu okwegatta ku Bobi Wine n'awera "Tewali kuzikiza. Twagala ntebe 2021…" Loodi kansala, Muhammadi Ssegirinya amanyiddwa nga ‘mr update'...
POLIISI yeezoobye n’abawagizi ba FDC omukulembeze w’ekibiina kino Patrick Amuriat Oboi bw’ababadde ayita mu bibuga by’eggwanga ebitali bimu ng’agenda e...
OMUSAMIZE Mutuulakungo eyatendeka Augustine Yiga Abizzaayo okutetenkanya ekibuga alaze engeri gye yamubangulamu okusawula. Era obukodyo bwe yaggya mu ssabo...
PULOGULAMU ya poliisi gye yafulumizza okulungamya eby’entambula ku luguudo lwa Jinja Road ng’abeegwanyiza obwapulezidenti beewandiisa eyombezza ab'ebidduka....
Kitara FC - Kataka United FC Kiboga Young FC - Ndejje University FC Gyonna giri Njeru technical center e Jinja. OLUVANNYUMA lw'emyezi 7 ng'ebyemizannyo...
GAVUMENTI etandise okuggala agamu ku makomera oluvannyuma lw’omuwendo gw’abasibe abakwatibwa ssenyiga wa COVID 19 okugenda nga gulinnya.
ABAVUBI babiri ku mwalo gw’e Wanyange mu Ggombolola ye Mafubira e Jinja bakigguddeko, abajaasi abalwanyisa envuba embi ku nnyanja Nalubaale bwe babakubye...