Robert Nkuke abasinga gwe bamanyi nga Mutima abadde maneja w’omuyimbi Jose Chameleone avuddeyo ku kya maneja wa Leone Island omupya eyayanjuddwa.
Abanja omuyimbi Chameleone obukadde 11 akalambidde
Obadde okimanyi nti omugenzi Moze Radio baamuzika mu byambalo ebyefaananyiriza eby'amagye era nti n'abayimbi abassayo sanduuke ye mu ntaana baali bonna...
OBUKWAKKULIZO Bobi Winebw’atadde ku Chameleone bwaddiridde enkiiko ez’enjawulo aba People Power ze baatuuzizza okuteesa ku nkolagana yaabwe ne Jose Chameleone....
“Nsaasira muganda wange Bobi Wine olw’ebizibu ebyamutuusizza n’okusibwa mu kkomera e Luzira. Okumala ebbanga babadde batuyita ba bidongo naye muganda wange...
OMUYIMBI Bebe Cool mweraliikirivu ku munwanyi we Jose Chameleone (ku ddyo) alaze nga bw’ayagala okwesimbawo ku ntebe ya loodi meeya 2021.
OMUBAKA wa Kyaddondo East, Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine (ku ddyo) n’omuyimbi Jose Chameleone be bamu ku baanyumiddwa omuziki gwa King Saha...
Engeri Chameleone gye yasiiwuuse empisa n’asika ku minisita akazindaalo
ABANTU batandise okuyita omuyimbi Jose Chameleone omutiitiizi.
JOSEPHAT Sseguya owa Bukedde adding'anye ne Jose Chameleone abaagugulana bwe baali mu kwanjula kwa Catherine Kusasira e Luweero nga April 20, 2018.