OMUYIMBI Jose Chameleone ebintu bye ne mukyala we mu njogera ennyangu oyinza okubiyita katemba.
Bazze babeera ku mbirigo okumala emyaka 14 gye bamaze mu mukwano kyokka nga Fr. John Scalabrini eyali ow’ekigo kya St. James e Bbiina, ono nga ye taata...
DANIELLA Atim muk’omuyimbi Jose Chameleone (amannya ge amatuufu) Joseph Mayanja agenze mu kkooti ebagattulule ne bba.
Chameleone akyasattira olwa mukazi we Daniella okusiba emigugu n’anobera ewaabwe nga tayagala kwogera na muntu yenna ku ludda lwa Chameleone.
Ab'ekigo ky'e Naluggi e Mityana basabidde omwoyo gw'omugenzi AK 47, muto wa Chameleon, okujjukira lwe giweze emyaka 2 bukya afa
Taata wa Jose Chameleon asitudde enkundi ku nfa ya AK47
Diana Yvonne Namayanja 19, agamba nti ye muwala wa Chameleone omukulu ng’ekiseera kituuse atandike okubeera mu maka ga kitaawe.
OMUYIMBI Papa Cidy, eyayimba ‘Emmeeme katale’ naye alokose.
EBBAALA ya Moto Moto Lougue LTD esangibwa e Gaba etutte mu kkooti omuyimbi Joseph Mayanja 'Jose Chameleone' ng'emuvunaana okukola naye endagaano okubayimbira...
JOSE Chameleone azzeemu okutabuka ne maneja we n'amukuba ng'amulanga kubulankanya ssente ze baamusasudde okuyimba mu kivvulu.