OMWAMI w'essaza ly'e Kyaddondo Kaggo Agnes Nakibirige Ssempa yeemulugunyizza ku ngeri poliisi gy'ekwatamu abantu mu kiseera ky'okunoonya akalulu n'alabula...
KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde eyali minisita we ow’ebyobulimi Edward Lutaaya Mukomazi eyafudde oluvannyuma lw’okulumbibwa ssenyiga wa corona....
OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi 300 okuva ku Total highway oba...
KABAKA alagidde wateekebwewo akakiiko okunoonyereza ku kiki ekyaviirako okwekalakaasa n’enfa y’abantu abasukka 50 mu makkati g’omwezi guno ng’ekinazuulwa...
ABAAMI ba Kabaka mu Lubaga okuli oweggombolola, abeemiruka n'abatongole beetabye mu kazannyo ka Gabula Ssekukkulu ne bakubiriza abantu ba Ssaabasajja okukeetabamu,...
'Mbakubiriza okuzannya eby’obufuzi eby’ekintu kiramu nga temusiiga bannammwe nziro wabula okutegeeza abantu enteekateeka ze mulina ez’okukulaakulanya abantu...
OMUSUMBA Jackson Ssenyonga owa Christian life church e Bwaise yeeyamye okulabirira abaana ba Pasita Yiga abanaakeberebwa nga babe.
Dokita Aggrey Kiyingi yeekokkodde omubaka wa Makindye East mu Palamenti Ibrahim Kasozi. Amuyise muli wa nkwe n'alabula n'abalonzi. Kiyingi agamba nti...
ENDUULU, emizira, amakondeere n’okusindogoma kw’embuutu bivuga buli Empologoma ya Buganda Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II lw’alabika eri Obuganda....
“EBISEERA bikyuse, wadde nga Buganda okuva edda yali ya maanyi naddala mu byobulimi, naye kati abavubuka tebakyali nnyo mu byalo, twetaaga enteekateeka...