TOP

Kabenje

Omusajja ayidde poliisi n’ekwata muganzi...

OMUVUZI wa bboodabbooda Everest Kasigazi abadde avugira ku siteegi ya New Vision ku Jinja Road ajjiiridde mu nnyumba mu kiro ekyakeesezza ku Ssande oluvannyuma...

Takisi etomedde owabbooda ddereeva n'adduka...

Mugoya yabadde atambuza ‘Ice Cream’, ku ppikippiki nnamba UDX 456E, takisi okumutomera yabadde asala oluguudo okudda ku ludda olulala. Ddereeva wa takisi...

40 basimattusse akabenje ka bbaasi ku lw'e...

ABANTU abasukka mu 40 baddusiddwa mu ddwaaliro nga biwala ttaka, oluvannyuma lw’okufuna ebisago eby’amaanyi, mu kabenje ka bbaasi ku luguudo lw’e Mityana....

Omu afudde mu kabenje ka loole 2 ku lw’e...

LOOLE ya seminti eyingiridde ey’omusenyu ku lw’e Masaka okukakkana ddereeva omu n’afiiriwo ate abalala 5 ne baddusibwa mu ddwaaliro nga bataawa.

Abasaabaze basimattuse akabenje mu Lwera...

TAKISI ebadde ewenyuka obuweewo ekutuse ekyuma ne yeefuula emirundi egiwera, abasaabaze ne basimattuka n’ebisago.

Omugagga SK Mbuga addusiddwa mu ddwaliro...

Omugagga SK Mbuga addusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka oluvannyuma lw'okufuna akabenje

Obubenje buzzeemu ku luguudo lw'e Masaka;...

Obubenje buzzeemu ku luguudo lw'e Masaka; Musanvu bafiiriddewo

Abadde akulira Poliisi y'e Bulenga afudde...

ABADDE akulira poliisi y'e Bulenga, Moses Ocitia w'afiiridde abadde ateekateeka kwanjula na kukuba munne mbaga mu mwezi gw'omunaana (August).

Loole etomedde 2 ne bafiirawo ku lw'e Kayunga...

ABANTU babiri bafiiridde mu kabenje loole bw'etomedde bodaboda kwe babadde batambulira.

Abooluganda 3 bafudde mu kabenje

ABOOLUGANDA basatu bafiiridde mu kabenje bwe babadde bava mu lukiiko lw’embaga ya mukulu waabwe e Kamwokya.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1