TOP

Kabimbiri

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE NG’ALIMU BINO...

Tukulaze engeri gye baakutte Bobi Wine e Ntebe okumuleeta e Kampala. Eby’afande Kirumira poliisi ebiyingizzaamu abasasi ba Bukedde beeragidde beeyanjule...

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Omuyambi wa Kayihura gwe balumiriza mu bya Kaweesi, amagye gamugguddeko emisango 6.

Eyakwatiddwa ng’awamba omwana asindikiddwa...

OMUSAJJA eyasimattuka okuttibwa abatuuze b’e Kinnawattaka oluvannyuma lw’okumusuubiriza okwagala okuwamba omwana asimbiddwa mu kkooti e Nakawa n’asomerwa...

BINO BYE BIKULU EBIRI MU BUKEDDE W’OLWOKUTAANO...

Kayihura alwalidde mu kaduukulu ne bagaana omusawo we okumujjanjaba. ISO ezibye ebituli mu fayiro ya Felix Kaweesi okusobola okunyweza abaakakwatibwa....

Mulindwa bamuloopedde abazannyi bamawale...

VIPERS olwawangudde ekikopo kya Azam Uganda Premier League, abamu ku bazannyi baayo ne bateekawo obukwakkulizo okuzza endagaano zaabwe obuggya.

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Gwe balumiriza ku by’okutta Andrew Felix Kaweesi bamukutte. Muserikale wa maanyi mu poliisi. Mulimu ebifaananyi by’owapoliisi ne Crime Preventer abakwatiddwa...

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Abasse omuwala babanjizza abazadde ssente ezaatutte omulambo e Mutundwe we baabalagiridde okugusanga.

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO AFULUMYE N'EMIKO 7...

Olutalo wakati wa Zari n’aba famire ya Ssemwanga lulinnye enkandaggo.Eyasigula Zari, Diamond Platinamz awadde obweyamo ku by’okuziika; Aba famire ya Ssemwanga...

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YAFULUMYE DDA NG’ALIMU...

Stella Nyanzi avudde mu kkomera e Luzira ng’awanda muliro. North Korea ekanze Trump bw’egudde ku nfo za Amerika mwetadde ebyokulwanyisa.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1