TOP

Kanyama

Nnoonya omwami anamponya ekiwuubaalo

Njagala mwaami waakukola naye bufumbo, afaayo, alina empisa, akola nga tagenda kunnemesa mirimu gyange. Njagala ali ow’emwaka 55 n’okweyongerayo nga takka...

Nnoonya omusajja ow’emyaka 45-60

Okusinga njagala musajja mukkakkamu, akola, alina ku ssente kuba nange siri bubi. Sifuddeyo oba alina abaana. Ateekwa okuba wakati w’emyaka 45- 60 ng’alina...

Nnoonya omusajja alina empisa ng’afaayo

Okusinga njagala omwami ow’emyaka 30 okweyongerayo, akola nga mwetegefu okukola obufumbo nga ssi muyaaye, afaayo alina empisa nga mwetegefu okwekebeza...

Njagala omusajja omwetegefu okwekebeza siriimu...

Oyagala musajja wa ngeri ki? Njagala musajja omwetegefu okwekebeza siriimu, atya Katonda, afaayo, omwetegefu okugenda mu bakadde bange.

Ono anoonya mukazi nga Minisita oba sereebu...

Oyagala mukazi afaanana atya? Nneetaaga mukazi wa sayizi yange nga mugagga kuba nange bwendi bwe tunaasobola okukwatagana mu ngeri y'okuddukanyaamu bizinensi...

Nnoonya musajja ampasa mmutwale mu Amerika...

Rosemary omusawo ajjanjaba abantu agamba nti abasajja b’omu Amerika bamulemeredde olw’ensonga nnyingi z’atayagala kwogera wabula agamba nti bangi balina...

Omusajja apangisa tonkubira

Njagala musajja atali mu mbeera mbi, atapangisa, alina omulimu, anaandabirira ate nga mwetegefu okwekebeza omusaayi.

Nakoowa abasajja abankaddiya

Nnyabo obulamu bugamba ki? Bwandibadde bulungi naye lwakuba sirina mwagalwa.

Abeekakasa mu laavu tubalinze

Njagala musajja Musiraamu, alina eddiini nga mwetegefu okwekebeza omusaayi. Njagala yazimba nga tasussa mwana omu ng’ali wakati w’emyaka 27 - 40.

Ow’emifumbi ayagala mukazi muserikale

Okusinga njagala mukazi nga muserikale bw’aba muddugavu ate bw’aba muzungu njagala okuva mu mawanga omuli Amerika, Canada, Germany n'awalala okuva ku myaka...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM