TOP
  • Home
  • Kasaka - buddu

Kasaka - buddu

Abasiraamu basikaganye ebitoogi mu ofiisi...

ABASIRAAMU bakwataganidde amataayi mu ofiisi ya Mufti Mubajje gye bafunidde obutakaanya ng’entabwe eva ku nkaayana z’ettaka ly’Obusiraamu e Nateete.

Kabaka asiibuludde Abasiraamu

KABAKA asiibuludde Abasiraamu ku kijjulo makeke. Abakunze okubeera obumu, okwenyigira mu mirimu gy’Obwakabaka n’okumalako obulungi ekisiibo nga tebamenye...

Bannamwandu b’abattiddwa amasasi ge bakaaba...

Abakungubazi bwe muba muziika, bakukakasa nga bwe bajja okukuyamba wabula oluva mu kuziika kizibu okuddamu okukukubira ku ssimu.

Omuvubuka abbye Jeneza ne bagimuteekamu ng’omulambo...

Omuvubuka abbye Jeneza ne bagimuteekamu ng’omulambo

Mubajje mwennyamivu: 'Abandikuumye abantu...

MUFTI wa Uganda, Sheikh Shaban Ramadhan Mubajje yennyamidde olw'ettemu erisusse mu ggwanga ekituusizza abantu okubeera mu kutya.

SHEIKH Yahaya Mwanje agguddwako ogw'okutta...

SHEIKH Yahaya Mwanje agguddwako ogw'okutta Maj. Kiggundu

Abasiraamu abagambibwa okusuulira ab'ebyokwerinda...

Abasiraamu abagambibwa okusuulira ab'ebyokwerinda ebibaluwa e Masaka bakwatiddwa

Bamaseeka be bassa ku lukalala lw’okuttibwa...

BAMASEEKA abali kulukalala lw’okuttibwa batadde Gavumenti ku nninga ekole ekisoboka okulaba ng’etaasa obulamu bwabwe kubanga balaba buli mu matigga.

Ndirangwa abalabudde ku kuyiwa omusaayi

Ndirangwa asabye Abasiraamu obuteenyigira mu kutulugunya abatawagira bannabyabufuzi bo be baagala mu kiseera kino ekya kampeyini.

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1