TOP

Kasalabecca

Mutabani wa Kitooke alya bukunkumuka

Ggaayi ono eyeeyita Sweet twamuguddeko ku wooteeri emu e Makindye ng’atabukidde ekyennyanja.

2016 nzize kubawa ssanyu - David Lutalo

OMUYIMBI David Lutalo ayingidde 2016 mu sitayiro. Aguddewo omwaka gw’ebivvulu. Atandikidde ku Hotel Africana n’ekivvulu ‘Manya’ Album Launch’ nga January...

Olutalo lwa Mbuga ne Gitawo lulanze: Muka...

OKUGUGULANA wakati w’abagagga abato SK Mbuga ne Cameroon Gitawo akulira ‘The Money Team Africa’ (TMT) abali b’obulamu kweyongedde, ensonga baziyingizzaamu...

Ayiiridde muwala we olweje lwa kumutuma ku...

Alloysious Sseguyab Muwonge ow’e Wankulukuku ye yayokezza Maxencia Nakamoga ow’emyaka 14.

Batabukidde omukazi asuza nnyazaala mu kaabuyonjo...

Nnyazaala eyawa mukamwana we obubudamu amufuukidde ezzike n'amugoba mu nnyumba gattako okumusiranga mu kabuyonjo ng'agamba nti akaddiye

Olutalo lwa Nantume ne muggya we lukuze

Olutalo lwatandika amangu ddala nga Nantume ayanjudde olwo Sharot n’atabuka nti Nantume yali yeefunzizza omusajja n’amwerabiza n’abaana be nga takyagenda...

Bamaseeka basaba Gavt. ebongera obukuumi...

BAMASEEKA abali kulukalala lw’okuttibwa batadde gavumenti ku nninga

Yiino Ssekukkulu ya Nnamwandu wa Kasiiwuukira...

OKWAWUKANAKO nga bulijjo, Ssekukkulu y'omwaka oguwedde, Nnamwandu w'eyali omugagga w'omu Kampala, Kasiiwuukira avunaanibwa okwekobaana okutta bba, olunaku...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1