WAABADDEWO obunkenke e Kawaala mu zzooni 2, poliisi bwe yatutteeyo Nabbi omukazi ne muganda we Bena Namisinga (mukyala wa Pasita Siraje Ssemanda) ne baaza...
SIRAJE Ssemanda 25, eyava mu kkanisa ya Yiga Abizzaayo e Kawaala agguddwako emisango 17, egy’okuggya ssente ku bantu ng’abasuubizza okufunira abayizi bbasale...
Magie Kayima amanyiddwa nga Nabbi omukazi azze na nkuba mpya. Bwe yabadde mu lumbe e Kawaala ng'akungubagira eyali bba, omugenzi Yiga Abizzaayo, yawuuniikirizza...
Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala, Andrew Jjengo eyadidde Yiga mu bigere...
Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza amabugo mu nsawo za bannaabwe ensi ebaddugalidde....
KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze okukubagiza abagobere ba Pasita Augustine...
OMUSAMIZE Mutuulakungo eyatendeka Augustine Yiga Abizzaayo okutetenkanya ekibuga alaze engeri gye yamubangulamu okusawula. Era obukodyo bwe yaggya mu ssabo...
EBIWOOBE n’emiranga byabuutikidde ekkanisa ya Revival Church e Kawaala ng’omulambo gw’abadde agisumba, Pasita Augustine Yiga Mbizzaayo gutuusibwa. Olugendo...
AKATAMBI Pasita Ssenyonga ke yakutte nga Yiga tannafa kongedde okusiikuula abasumba ne beetemamu ng’abamu boogerera Ssenyonga ebisongovu kyokka abalala...
POLIISI eremesezza aba ffamire ya Pasita Augustine Yiga Abizzaayo okusuza omulambo gwe ku kkanisa eya Christian Revival Church e Kawaala okumala ennaku...