MAAMA w'abaana Justine Bukirwa 45, eyakubwa akakebe ka ttiyaggaasi mu mbugo ne kamwabikiramu, avundira mu kalwaliro akamu e Kayunga. Justine...
Abawagizi ba Bobi Wine ababadde batambulira ku kabangali bakiguddeko poliisi bwebakubyemu obukebe bwa ttiyaggaasi ne bagibuukako ne babuna emiwabo. Kabangali...
MAAMA ne muwala we batabuse lwa mmaali ya busika buli omu gy'akaayanira nti y'agirinako obwannannyini. Abaana baatuuse n'okuloopa maama waabwe...
DISITULIKITI y'e Kayunga yeggyeko obuvunaanyizibwa okuddukanya eddwaaliro ekkulu ery'e Kayunga ne baliwayo mu minisitule y'ebyobulamu erisuumuse ne lifuuka...
OKULONDA kw’abavubuka e Kayunga kuyiise omulundi ogw’okubiri oluvannyuma lw’enjuyi ezivuganya okulemwa okukkaanya ku biti by’abalonzi abatuufu abateekeddwa...
Sipiika wa palamenti, Rebecca Alitwala Kadaga avuddeyo n’ayanukula ku bubaka obuzze buweerezebwa nnampala wa gavumenti Ruth Nankabirwa ng’amusiiga enziro...
OMUSAJJA atabuse ne yekumako omuliro n'afiira mu nju ya nyinimu bw'akitegedde nti omukazi gw'abadde yakasigula ku mukulu we, ate afunyeyo omusajja omulala...
Okulondebwa kwa Brig. Byekwaso kumufudde omu ku bakazi abasinga amaanyi mu UPDF. Y’omu ku babaka 10 abakiikirira amagye mu Palamenti. Okuggyako Lt. Gen....
OLUKIIKO lwa ffamire olwatudde ku nsonga z’omuvubuka wa ‘Rich Gang’ Luke Junior Ssendawula lwasazeewo aziikibwe nkya. Agenda kuziikibwa mu limbo y’e wesdtene...
OMUSAJJA aludde ng'abba enkoko z'abatuuze agudde ku kyokya, ku luno bakutte ne bamukuba emiggo. Kitegeerekese nti ono abadde yakayimbulwa mu kkomera...