TOP
  • Home
  • Kirumira muhammad

Kirumira muhammad

Amagye bye gazudde ew’omusajja gwe bavunaana...

AMAGYE gaazizza amaka ga Abubakari Kalungi eyavunaaniddwa mu kkooti ku by’okutemula Muhammad Kirumira n’omuwala Resty Nalinya Mbabazi.

Omu ku bagambibwa okutta Kirumira avunaaniddwa...

Omusajja agambibwa okwenyigira mu kutta Muhammad Kirumira aleeteddwa mu kkooti e Wakiso n'asomerwa emisango ebiri.

Engeri kamera gye zaakwata abatta Muhammad...

ABASAJJA abaakuba Muhammad Kirumira amasasi tebaategeera nti ku kizimbe ekiriraanye we baamuttira kiriko kkamera! Ekizimbe kino ekitunda ebizimbisibwa...

Aba famire y'omuwala eyattibwa ne Kirumira...

Oluvannyuma lw’okulabikira ku mawulire ng’omuyimbi Catherine Kusasira ng’agabira famire ya Yasin Kawuma ne kitaawe wa Muhammad Kirumira ssente z’amataaba...

Museveni awadde famire ya Kirumira obukadde...

TAATA w’omugenzi Kirumira eggulo yakimye ssente okuva ewa Pulezidenti. Zaamukwasiddwa omuyimbi Catherine Kusasira ku kifo kya bandi ya Golden Band e Makindye...

Ofiisa gwe baakutte ku by'okutta Kirumira...

OFIISA wa poliisi gwe baakutte ku bya Kirumira, amagye gamubuuzizza ebyaliwo mu kiro kya September 8, 2018; olunaku kwe baakubira Muhammad Kirumira amasasi...

OKUTTA KIRUMIRA: Basonze olunwe ku ba Flying...

AMAGYE geekenneenyezza obujulizi ku kutemula Kirumira ne bagattako ne bye bakung'aanyizza mu bantu abaasoose okukwatibwa ne basibira ku basajja bana abakolera...

Bakutte Omutabbuliiki ku by'okutta Kirumira...

Omutabbuliiki ku muzikiti gw’e Nakasero akwatiddwa ebitongole by’Ebyokwerinda nga kigambibwa nti yali ku by’okutta Muhammad Kirumira.

Abalina omwoyo gw’eggwanga baleka batya mwoyo...

KIRUMIRA nga tannafa, yalaajanira abalina omwoyo gw’eggwanga bamuyambe bamuwe obukuumi, naye yatuuse okuttibwa ng’obukuumi bukyali mu kkubo bujja.

Bambega basonze ku basse Kirumira

BAMBEGA bongedde amaanyi okunoonyereza ku bigambibwa nti olukwe lw’okutta Afande Muhammad Kirumira lwalukibwa mu poliisi munda. Bafunye ensonga ttaano...

Olupapula Lwa Leero

(Click to Buy and Read Online)
image-1

BUKEDDE FM